paroles de chanson




Kati komya ekisa mukwano bambi onsika
Kati gwe bw′oseka eno gyendi bambi mpuba nfa
Nti bangi bampaga nti bambi omwana anina
Mukwano tonswaaza, bambi tonswaaza
Ooh wendi, mukwano wendi
Wendi, mu bingi wendi naawe
Njagala ne ntambula naawe, naawe
Mukwano binyuma ndi naawe, bambi naawe
Njagala gwe n'obeerawo
N′obeerawo, n'obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N′obeerawo, n'obeerawo
Buli lw′obeerawo
Nange mbeerawo
(Heeey) Nfubye nkuwe omukwano
Mu bungi bambi togaanaa
Bambi, bambi
Manyi nti bangi baakulumya
Naye nze ssi bwendi
Bambi, bambi
Nkuweeki leero? N'ebirala ntuma nze mbireete
Bambi, bambi
Njagala nkulabe nzekka
Nzekka nzekka nzekka
Bambi nzekka hmmm
Ne bwonaneetoolooza
Emirundi gyonna,
Gyonna gyonna oh
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n'obeerawo
N′obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Ah, nyumisiza obulamu naawe eh
Gwe naawe, saagala ate onjagale onkyawe
Ooh ensobi nzikola naawe
Ozikola naawe
Saagala ate ozeekwase naawe
Njagala obiŋambe naawe
Mbikugambe naawe
Gwe tubyegambe tunywere naawe, hmmm
Batulinze naawe
Twanguwe naawe
Bakimanyi nti tuli wamu nze naawe
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n'obeerawo
Buli lw′obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n′obeerawo
N'obeerawo, n′obeerawo
Buli lw'obeerawo
Nange mbeerawo



Writer(s): King Saha


King Saha - On My Way
Album On My Way
date de sortie
16-10-2019

1   On My Way
2   Biri Biri
3   Hullo Hullo
4   Gundeeze
5   Mpa Love (feat. Weasel)
6   Machoo (feat. Mimi Mars)
7   Jackie - King Saha
8   Tubikole (feat. Weasel)
9   Boss
10   Best Friend (feat. Spice Diana)
11   Mary (feat. Rydim Boyz)
12   Bambi
13   Tuli Ku Misinde
14   Very Well (feat. Slick Stuart & DJ Roja)
15   Nkutwala
16   Omwana Wabandi
17   Nkwagala (feat. Dr. Hilderman)
18   Nalwanawo
19   Sembera
20   Gulawo
21   Ondabisa (feat. Critical Emario)
22   Maria (feat. Mikie Wine)
23   Anjagala (feat. Newyork)
24   Sure Deal (feat. Khalifa AgaNaga)
25   Tugezako Bugeza (feat. Kalifah Aganaga)
26   Komawo (feat. Butterfly)
27   Talaala (feat. Lady Butterfly)
28   Not My Fault
29   Mulirwana
30   Vimba (feat. Gravity Omutujju)
31   Princess (feat. David Lutalo)
32   Mbalaba
33   Lwaki Onkokonya (feat. Shidy Stylo)
34   Tonfaako
35   Sikyakusobola
36   Pretty
37   Munoonye
38   My Lover (feat. Buka)
39   Batima (feat. Gravity Omutujju)
40   Akazanyo (feat. Ragga Pimpy)
41   Agayaye (feat. Mc Norman)
42   Mulesee
43   Nkwagala Omu (feat. Navio)




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.
Chargement
Chargement