paroles de chanson Kimala - King Saha
Laaaa
Waguan
Laaa,
eeeh
Wano
emirembe
gyaliwo
Emirembe
gyaliwo
gwe
jangu
nkubuulire
Wano
akamwanyi
kaaliwo
Wano
akamwanyi
kaaliwo
nga
tumanyi
okukalima
Ne
ka
moringa
kaaliwo
Ne
ka
vanilla
kaaliwo
nga
ne
ka
ppamba
tulima
Bano
abasajja
baggyawo
Bano
abasajja
baggyawo
era
byonna
okubizisa
Ate
gwe
olubagambako
Ate
gwe
olubagambako,
nti
obwo
buyaaye
bwakubwa
Buli
kimu
bakimanyi
Ebitunyiga
babimanyi
baasalawo
okusirika
Eh
gwe
olubagambako
Eh
gwe
olubagambako,
ng'empingo
ziruma
Wano
enguudo
ezaaliwo
Wano
enguudo
ezaaliwo
laba
zonna
okubomoka
Buli
omu
ali
ku
lulwe
Bategeka
bugagga
bwabwe
abasajja
baatuta
Emiranga
egiriwo
Emiranga
egiriwo
bano
abasajja
bakyunya
Twagala
batuleke
Twagala
bagende
kati
plan
tusala
Bannange
batuli
bubi
Bannange
batuli
bubi,
teri
alina
mirembe
N'akatono
k'olina
N'akatono
k'olina,
bali
ready
okukakomya
N'obulamu
bw'olina
N'obulamu
bw'olina,
tebeeguya
era
balumwa
N'embwa
zaabwe
zoogera!
N'embwa
zaabwe
baaziwa
emirimu
era
mbu
zikola!
Olaba
amasomero
Amasomero
mwalimu
education
naye
yafa
Byonna
ne
babizisa
Byonna
ne
babizisa,
ffenna
nga
tulaba
Buli
kimu
bakimaze
Buli
kimu
bakimazeewo
eggwanga
lizika
Ekimala
kimala
(mutuleke)
Kimala
(tusaba
mutuleke)
Bye
mubbye
bimala
(mutuleke)
Bimala
(tusaba
mutuleke)
Tuli
mu
miranga
(mutuleke)
Wulira
emiranga
(tusaba
mutuleke)
Mwatulimba
(mutuleke)
Kati
wayise
ebbanga
(tusaba
mutuleke)
Bakulu
bannammwe
baatuwarninga
Baatugamba
nti
abo
abasajja
beecanga
Bannammwe
baatuwarninga
Nti
akaseera
kalituuka
abo
abasajja
okwecanga
Era
akaseera
maama
kaatuuka
Buli
kyaliwo
maama
kyakyuka
Emirembe
egyaliwo
bye
gyakyuka
Kati
buli
wamu
emmundu
zeesooza
N'olaba
abakulu
bwe
bakaaba
N'olaba
abavubuka,
abato
bwe
bagakaaba
Ka
sukaali
n'okakaaba
Akava,
akamere
nako
n'okakaaba
kati
Buli
kimu
ne
tukikaaba
Nga
be
tukaabira
bali
mu
kukola
bubaga
yiii!
Emirimu
ne
bagiwamba
Okula
n'obuuza
ngenda
kukola
ki?
Amateeka
baagakyusa
Amateeka
batwalira
na
mu
ngalo
kati!
Bano
abasajja
tubakooye
Njagala
mufungize
era
tubagobe
kati
Ekimala
kimala
(mutuleke)
Kimala
(tusaba
mutuleke)
Bye
mubbye
bimala
(mutuleke)
Bimala
(tusaba
mutuleke)
Tuli
mu
miranga
(mutuleke)
Wulira
emiranga
(tusaba
mutuleke)
Mwatulimba
(mutuleke)
Kati
wayise
ebbanga
(tusaba
mutuleke)
Ekimala
kimala
(mutuleke)
Kimala
(tusaba
mutuleke)
Bye
mubbye
bimala
(mutuleke)
Bimala
(tusaba
mutuleke)
Tuli
mu
miranga
(mutuleke)
Wulira
emiranga
(tusaba
mutuleke)
Mwatulimba
(mutuleke)
Kati
wayise
ebbanga
(tusaba
mutuleke)
Maama
n'akaaba
(mutuleke)
Nga
ne
taata
akaaba
(tusaba
mutuleke)
Jajja
n'akaaba
(mutuleke)
Nga
ne
neighbour
akaaba
(tusaba
mutuleke)
Owa
boda
n'akaaba
(mutuleke)
Nga
n'omusuubuzi
akaaba
(tusaba
mutuleke)
Buli
omu
n'akaaba
(mutuleke)
Temulina
kisa
alaali
(tusaba
mutuleke)
Ekimala
kimala!

Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.