Pallaso - Soma paroles de chanson

paroles de chanson Soma - Pallaso



Eeehh... Nkusibula Naye nga kulembeza okusoma.
Ng′eyatuzibwa ng'ogenda. Muzukulu WO nsamba eeehhh...
Nkukutira Bambi kulembeza okusoma
Ng′eyatuzibwa ng'ogenda muzukulu WO nsamba eeehh...
Gwe mwana wange (soma)
Tozanyisa kalamu (soma)
Gwe suubi lyange (soma)
Fees bwenzitoola (soma)
Oli mundu yange (soma)
Gwe mujasi wange (soma)
Tozanyisa kalaamu (soma)
Fees bwenzitoola (soma)
Mwana wange soma tozanyisa biseera (biseera)
Nange bitabo bye bintagaza kyov'olaba nzunga (nzunga)
Singa tekwali kuyimba nali nkoze ntya oba. (Ntya oba)
Kuba guno omulembe atasomye tafuna kitiibwa (kitiibwa)
Kale watondebwa bulungi amaaso go malungi ensingo ya biseera
Gwe olowoza on′obotya bwonyweza ekalamu nogatako ekitiibwa...
Gun′ omulembe gwa mpapula atalina mpapula ebitaala bimukwata...
N'emirimu jabula nabajigaba bo basosola mu mawanga... Oohhh!!!
Nebwemba nasuze bweru Ku makya nkeera (Ku makya nkeera)
Ka beer kawooma nakeresa ndabe nga obuwanguzi obuleeta...
Abo abasajja mu ma benzi bogera luzungu nsaba oluzungu nyweza
Kulembeza katonda enyonyi tezikutiisa osobola okuzivuga
I want ue to win
To me you my evrythng
For ue I can give up my salary
Pictures of you in my gallery
When you smile you bring me happiness
Nsaba katonda anyongere ebiseera nange ndabe Ku kyon′obeera
Oba musawo oli Beera lawyer oba oliba musambi wa kapiira...
Topapira biduula... Obutasoma ntaana
Bwotasoma emikwano jikuzalawa
N'owewuwo akukuuma akunyooma
Bwe muyomba ng′akusomera
Kalaamu na Kitabo... eryo fumu na ngabo.
Yali Beera lawyer wo ng'ensi ekweganye ali Beera wo
Kale watondebwa bulungi... Amaaso go malungi ensingo ya biseera...
Olowoza onoba otya bwonyweza ekalamu nogatako ekitiibwa...
Gun′omulembe gwa mpapula atalina mpapula ebitaala
Bimukwata...
N'emirimu gyabula nabajigaba bo basosola mu mawanga (woooo)
Nkusibula Naye nga kulembeza okusoma...
Ng'eyatuzibwa ng′ogenda...
Muzukulu wo nsamba...(wololololo)
Drucilla soma... Abba soma...
Dinalli wange nkusaba Bambi nawe soma... Sky soma...
Alvin. Romeo. Dylan... Maisha nawe soma... Xavier soma...
Nakato ne waswa (yeeeee)
Sucker free boss... Team good music... Pallaso diggy baur...




Pallaso - Soma
Album Soma
date de sortie
21-07-2017

1 Soma




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.