paroles de chanson Omwoyo - Pastor Wilson Bugembe
Kati
komawo
eka
Kitaawo
akulindiridde
Ŋamba
komawo
eno
Mukama
akulindiridde
Tewazaalibwa
otyo
Wapaala
otyo
bwotyo
Tewali
muyaaye
Eno
ensi
yakulimbalimba
Yatuma
n'omwana
Kale
era
wagaanira
ddala
Ebibi
byo
ebingi
Mukama
abyerabidde,
komawo
Gwe
laba
ba
maama
Gye
babeera
mu
kuzaala
Buuza
maama
wo
eka
Bwe
yali
akuzaala
Abasawo
mu
ddwaliro
Baamukulisa
omwana
Nti
kulika
omwana
Naye
ozadde
kabbi
kimanye
Akaana
ko
kayaaye
Maama
keegendereze
Wakyuka
bukyusi
Gwe
tewali
muyaaye
yadde
Watondebwa
mu
kifaananyi
kye
Mukama
akulinze,
komawo
Kati
komawo
eka
Kitaawo
akulindiridde
Ŋamba
komawo
eno
Mukama
akulindiridde
Tewazaalibwa
otyo
Wapaala
otyo
bwotyo
Tewali
muyaaye
Eno
ensi
yakulimbalimba
Yatuma
n'omwana
Kale
era
wagaanira
ddala
Ebibi
byo
ebingi
Mukama
abyerabidde,
komawo
Olinga
balloon
Gye
bafuuwamu
omukka
bazannye
N'egenda
mu
bbanga
N'epaalira
eyo
Nga
nnyiniyo
munyiivu
Balloon
eremedde
mu
bbanga
(eh
eh!)
Bagiwa
akaseera
Luba
olwo
n'ekomawo
ku
nsi
Kubanga
banyiivu
Ne
bagiggyamu
yonna
Kale
naawe
bw'otyo
(naawe
bw'otyo)
Mukama
yakuwa
omukka
osse
Bwe
watuuka
eno
Gwe
n'olemera
mu
kibira
olinga
balloon
Luliba
olwo
n'oggwaamu
wenna
Komawo
eka
Mba
gwe
nkomawo
mangu
Hmmm
eeh
eh
eh
Sitaani
akuteze
amaggwa
Tayagala
okomewo
ewamme
tayagala
okyuke
Ayagala
ofiire
eyo
mu
kibi
By'ebyo
by'owulira
amawulire
bye
gawandiika
Pasita
yakutte
akaana
Ow'egindi
yabbye
ssente
Ono
yaguze
ekyuma
Omulala
poliisi
emunoonya
Gw'olwo
n'osanyuka
nga
tokimanyi
oyongera
kubula
Ffe
Yesu
waffe
Takwatanga
ku
kaana
Katonda
waffe
ono
Poliisi
temunoonya
wabula
y'aginoonya
(kimanye)
Ayagala
ekyuke
yeenenye
Kati
gwe
weerabidde
nti
Ekkanisa
ly'eddwaliro
ly'abalwadde
Waliwo
be
tujjanjabe
obubbi
Abalala
tubajjanjaba
bukaba
Abalwadde
baffe
Abamu
tebannawona
Muba
mujjanjaba
bukaba
okuwulira
yakutte
akaana
Ate
temuumugobe
Nnyini
ddwaliro
yagaana
Yakyatula
lunye
Buli
omu
mumuleke
Ajje
nga
bw'ali
Ba
malaaya
mujje
eka
Omulwadde
ye
yetaaga
omusawo
Kati
manya
twali
balwadde
Twali
balwadde
naffe
twawona
Komawo,
komawo,
oh
oh
eka
Ne
bw'oba
n'abasajja
abangi
Nga
tomanyi
mutuufu
y'ani
Eh
komawo
eka
Oyo
waragi
gw'onywa
Embwa
n'otuuka
ogiyita
eŋŋwa
Eh
komawo
eka
Obwenzi
bwakkwata
We
njogerera
obwongo
bwakyuka
Eh
komawo
eka
Bw'olaba
embuzi
ku
luguudo
Obwongo
bwo
bugamba
oyo
mukazi
y'ajja
Eh
komawo
eka
Ebintu
byakyuka
naye
komawo
eka
Obulamu
butereere
Eh
komawo
eka
Komawo
eka
Komawo
eka,
ooh
oh
Komawo
Mukama
akwetaaga
Ebibi
byo
Byonna
abyerabidde
Mukwano
komawo
Ooh
oh
oh
Ebibi
byo
Byonna
abyerabidde
Mba
gwe
nkomawo
eka
Komawo
eka
Omusajja
takyebakako
wammwe
Teri
agenda
Mulago
Bamukube
empiso
ewonya
obukaba
Jangu
n'obwenzi
bwo
Bunaawonera
eno
mu
Kkanisa
Teri
agenda
mu
ddwaliro
N'asaba
bamujjanjabe
obubbi
Jangu
n'obubbi
bwo
Empiso
ezimuwonya
ziri
eno
Jangu
ne
slit
zo
Ensonyi
zinadda
mpolampola
Jangu
n'akajanja
ko
Kanaawonera
eno
mu
Kkanisa
Jangu
n'amayembe
go
Yesu
anaakuwanya
emmandwa
Jangu
ne
siriimu
wo
Emiggo
gye
egyo
gituwonya
emmandwa
Jjira
mu
mini
zo
Ensonyi
zinadda
mpolampola
Jangu
n'obwenzi
bwo
Mpolampola
on'ofuna
omutuufu
Jangu
eka
Komawo
eka
1 Omwoyo
2 Bamuyita Yesu
3 Mwonyo Mutukuvu
4 Mwali Yesu
5 Sinza
6 God Will Be There
7 Amen
8 Ani Yali Amanyi
9 Camera
10 Nvunama Gyoli
11 Nakowola Mukama
12 Entalo Zo
13 Linya Lye Yesu
14 Ani Alinga Yesu
Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.