Radio - Tambula Nange paroles de chanson

paroles de chanson Tambula Nange - Radio



Leero ndukukwasiza Katonda gwe eyakola byona no musana no gwaasa
Byona byendaba ne byekwese ewala kasita ndi naawe asinga, era lumu ndi bizuula
Bye nakwatako leero biseeko omukono gwo ondage nga ekubo, onjasize ettala hmm
Katonda tambula nange eeh mpanguzako leero nange
Katonda tandika nange
Nongosezza ndagge ekisa
Amaanyi go mukwano gwo gamalemu
Obunaffu mpeerezza nomuguwa
Ninyisa amadaala
Ekiro enkuba yasuzze effukirira
Emiti ne bimuli
Ekyokulya tukisuubira
Wano wendi ndi kululwo
Amayanja emigga webale nkugabirira
Katonda tambula nange
Mpanguza ko leero nange eh
Katonda tandika nange eeh
Nongosezza ndage ekisa
Byonkolera mbisiima byona ebyamagero
Gwo omanyi nekipimo ekirungi ekimala ah
Nkusobya buli olukedde ne sikwemenyera
Gwe ngaate bambi oyagala
Nze neme okukwerabira
Okulwanyisa amazima kinziziza emabega
Ntukuliza olulimi lwang
Naliriza emikono jange
Katonda tambula nange mpanguza ko leero nange
Katonda tandika nange nongosezza ndaga ekisa




Radio - Tambula Nange
Album Tambula Nange
date de sortie
24-04-2018




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.