Radio & Weasel - Nakudata paroles de chanson

paroles de chanson Nakudata - Radio & Weasel



Well it's a tough decision (Omulangira Ssuuna)
Kaboom kabam, show dem randomly, musically, lyrically
One and only Radio, Radio, Radio
Hey yeah, it's a tough combination...
1 (Radio)
Waliwo byebakugamba baby nze kyemanyi ebikuziba amaaso
Tokyampulira, tokyanesiga, love ogitaddemu ebikwanso
Abogedde bogedde bingi baagala tukyaawagane
Balaba bubi bwetuba babiri, basaba twawukane
So ng'ate nze nkwekutte, n'omutima mulwadde gw'ate
Onesudde
Girl I know, yes I know you know, girl I miss you everyday
(Radio & O.S)
Nakwamimi nakudata, omutima guli eyo gwe gyosula
Kamanjana kamanvuwa ooh, ooh...
X2
2 (O.S)
Nyabo nze tombonyabonya
Amazima nze sakwagala kumbonyabonya
Dear mukwano nyabo laba nze tombonyabonya
Amazima nze sakwagala kumbonyabonya
Ogaana buli kyenkuwa mu mutima omulungi
So ng'omukwano gwendina nze gyoli mungi
Wena omukwano gwange otwaala si nsonga
Ng'ate omukwano gwenkuwa gwe tegusangika
Nyabo nze tombonyabonya
Amazima nze sakwagala kumbonyabonya
Dear mukwano nyabo laba nze tombonyabonya
Amazima nze sakwagala kumbonyabonya
()
3 (Weasel)
Binsobedde nange ela bintabudde nange
Nja kunoonya langyi nkusiigeko akapande
Njagala kubeera naawe, njagala kusula nawe
Laba tetenkanya tikitanya obulamu nange
Beera wa kyisa osanyuse ku bulamu bwange
Njagala nkutwale e wange ofuuke mukyala wange
Bambi mpuliriza osangule amaziga gange
Towuliriza bigambo gwe mukyala wange
() X1.5
Abogedde bogedde bingi baagala tukyaawagane
Balaba bubi bwetuba babiri, basaba twawukane
So ng'ate nze nkwekutte, n'omutima mulwadde gw'ate
Onesudde
Girl I know, yes I know you know, girl I miss you everyday
() X2




Radio & Weasel - Nyambura




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.