Rema Namakula feat. B2c - Gutujja paroles de chanson

paroles de chanson Gutujja - B2c , Rema Namakula



Nessim pan production
Boy friend your love is a bomber
I'm yours your cargo let's fly in your chopper
Olinomukwano ogutalina alina onkoona mubiri magumba nga musekuzo
Wampa love baby wampa kwekussa wamponya bu love Niger by semyekozzo
Would you mind×2
Calling your phone at any time
Would you mind×2
Ontelessa omutima naaaawe.
Gutujja×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Gutujja×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Guba gukoona we dududu gukoona we dududu ×2
Kwata pen
Kwata olupapula nsooke nkuwe
Byonna byoyagala wandiika ntuma nkuwe
Kubaanga omutima gwange wegwafugga naye nze saagala
Kumanya byebefugga byonfuga binyuma gwe yongela nze ela nkuwe
Yeggwe eyanaaza ennaku yona
Suubi lye waleeta mu mutima munda baby
Nkwagala omu weka
Wansagula gona
Gutujja ×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Gutujja×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Guba gukoona we dududu gukoona we dududu ×2
Omutima mulwadde yanguwa
Baby gwe musaawo kwata wano awo
Would you mind×2
Calling your phone at any time
Would you mind×2
Ontelessa omutima naaaawe.
Kano koze baby katubalumye
Sembela omukwano gwe nnyina gujuza ne ddebe
Nkunsudde mu mukwano guno mutego
Girl am your meal breakfast Ku table
Gutujja ×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Gutujja×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Guba gukoona we dududu gukoona we dududu ×2
Wambunabuna omusaayi nomutima by a connectinga
Luno olunaku nze silwejusa wamponya buli bu vodka obutakuta.
Olimu ekirungo kya sukaali
Alali onkubisa walayii
Yegwe owange omu gwe mpitta bumali alali newewatabba futali
Would you mind×2
Calling your phone at any time
Would you mind×2
Ontelessa omutima naaaawe.
Gutujja ×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Gutujja×3
Wotali baby omutima gubeera gutujja
Guba gukoona we dududu gukoona we dududu ×2



Writer(s): B2c, Rema


Rema Namakula feat. B2c - Gutujja
Album Gutujja
date de sortie
29-04-2019



Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.