Sheebah - Ndiwanjawulo paroles de chanson

paroles de chanson Ndiwanjawulo - Sheebah



Like always I'm the queen of the area
Sheebah, queen of this area
Clyde Pro, in the area
TNS, too in the area
Lelele lelele, lelele lelele
He-he-he-he-he-hey hey
Wade olabye bangi
Wade osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo
Nkyimanyi olabye bangi
Nkyimanyi osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo
Sagala nakumanya yonna gyewayita
Sagala nakumanya bona bewalaba
Kyemanyi, abalala waabata
Nenkwekwatira, kati sita
Wonjagalira baby nga ompita
Ng'ongamba, ky'oyagala totya
Nz'akikwatamu, nz'akitabulamu
Nz'eyakidamu, bali bakivamu
Nz'alina enkizo, nz'alina e swagga
Nz'alina figure, nz'agaba emeere ewoma
Eh kyekyo baibe, kyekyo baibe hmm
Nz'alina enkizo, nz'alina evako
Nz'agaba e (yenze)
Nz'agaba emeere ewoma
Oh kyekyo baibe, kyekyo baibe
Wade olabye bangi
Wade osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo
Nkyimanyi olabye bangi
Nkyimanyi osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo
Hey, sirikulekawo, nga bali bwebakulekawo
Kyoka nga wakola nabo, oluvannyuma ate bo ne babulawo
Abantu babi, ndibeera mwesigwa
Era sililulunkana (obwesigwa)
Siritambulira ku sente ndi tambulira ku friendship
Byebyo ebintu byange
Omanyi embeera zange, kintu tetuki-forcinga
Ton-cheatinga, siku-cheatinga
Hey nz'alina enkizo, nz'alina e swagga
Nz'alina figure, nz'agaba emeere ewoma
Eh kyekyo baibe, kyekyo baibe hmm
Wade olabye bangi
Wade osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo
Nkyimanyi olabye bangi
Nkyimanyi osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo
Let's do it again and again
Baby you know you do it right
Mpulira bulungi when I hold you so tight
Okuva lwe nakulaba I saw the light, dear
Ab'ewaffe bakulinze
Gwenagamba gwenanonya namusanze
Ba ex bo zibasanze
Kuba kati yegwe bazze wange-nge-nge
Taata w'abaana bange-nge-nge
Best friend wange-nge-nge
Tuli kukitufu, tuli kukitufu kyekyo dear
Eh nz'alina enkizo, nz'alina e swagga
Nz'alina figure, nz'agaba emeere ewoma
Eh kyekyo baibe, kyekyo baibe hmm
Wade olabye bangi
Wade osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze honey ndiwajawulo
Nkyimanyi olabye bangi
Nkyimanyi osanze bangi
Newoba ng'olinayo omundi kankulage yenze dear ndiwajawulo



Writer(s): Sheebah


Sheebah - Ndiwanjawulo
Album Ndiwanjawulo
date de sortie
29-03-2016




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.