Vinka - Omukwano Gwo paroles de chanson

paroles de chanson Omukwano Gwo - Vinka



Vinka na Nesim swangs avenue
Come around come around
Manya nti ndimulungi wo come around
When u raise me come around ..."come around"
Kwata wokwata wonna
Ndi bwakabaka bwo... ohh... ohh
En u know that I love you
Ndi mukwano gwo... ohh... ohh
Nteka wonteka lelo
Ndi munsawayo... baiby
Obele city council ngayenze kibuga kyo
"Ndi mulukubo nina omukwano gwo
Omukwano gwo
Ngutelese nzigulilawo room yo
Nina omukwano gwo"×2
Gwe tomanyi omukwano gwo
Dia omukwano gwegunzigyamu obwongo
Omukwano gwo omukwano gwo
Gwegunzisa mu lovo
Nsaba love mi′a get
Buli lwenkulabako me rotate
Omukwano gwo ye dinner date
Nkusaba kimu come again
Nga tuli mu kapiira gwe number moja
Ela mumukwano tube pamoja
Omanyi nsaga
Nkugamba nera
Tukikole tukikole nera
"Ndi mulukubo nina omukwano gwo
Omukwano gwo
Ngutelese nzigulilawo room yo
Nina omukwano gwo"×2
Nzigye ekyemisana Oba nzigye kyegulo
Ondabe misana oba ondabe olwegulo
Obisigalila tubilabe normolo
Wansikambula wandeka ne lokolo
Kati ntabula nina obulombolombobwo
Ela ne smile nina eli mudogolyo
Abankwana mbalaba nga kasasilo
Kyova olaba Nesim yakubyeyo ekigoma kino
Nga tuli mu kapiira gwe number moja
Ela mumukwano tube pamoja
Omanyi nsaga
Nkugamba nera
Tukikole tukikole nera
"Ndi mulukubo nina omukwano gwo
Omukwano gwo
Ngutelese nzigulilawo room yo
Nina omukwano gwo"×2



Writer(s): Veronica Nakiyinji


Vinka - Omukwano Gwo
Album Omukwano Gwo
date de sortie
17-08-2018




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.