Ykee Benda - Akenge paroles de chanson

paroles de chanson Akenge - Ykee Benda



Guno tuli bakugunywa tufiirewo
Mpaka Sound this
Wulira wulira akaloosa maama nnyabo
Dary hits
Kanaaba kenge, akenge (mwefuge, mwefuge)
Kanaaba kenge, akenge
Mbayita nze
Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza, ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge, akenge
Kanaaba kenge, akenge
Kanaaba
Matovu, Dawudi, Nsamba
Leka mbakube akaama
Akenge bw'okanywa ndayira
Emikono, ebigere owanika
Ssinakindi amaaso okanula
Munywanyi wenna ozoliga
Ne bw'olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala, oh!
Ab'ekika ntumira
Nkugambye ne bw'olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala
Abo ab'ekika, bonna mbayita
Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza, ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge, akenge
Kanaaba kenge, akenge
Kanaaba
Hmm Rosa Rosa
Rosa mwattu tonninza
Hmm Rosa Rosa
Teweganya gwe jjuza ttanka
Ez'akameeza ssizitabika na za bwendo
N'eza landlord sizitolako yadde ekizike
My happy people there
Tebalina tabbu na muntu
We spread love we share
Ennaku tugireka mmanju
I, I love me I love me some bottle
I, I love me I love me some Coco
Eighteen and over, eighteen and over, eh
Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza, ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge, akenge
Kanaaba kenge, akenge
Kanaaba
Eighteen and over
Eighteen and over
Eighteen and over
Eighteen and over
Ne bw'olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala, oh!
Ab'ekika ntumira
Nkugambye ne bw'olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala
Abo ab'ekika bonna mbayita
Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza, ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge, akenge
Kanaaba kenge, akenge
Mbayita nze




Ykee Benda - Akenge - Single
Album Akenge - Single
date de sortie
14-01-2020

1 Akenge




Attention! N'hésitez pas à laisser des commentaires.