A Pass - Nkwagala текст песни

Текст песни Nkwagala - A Pass

Simanyi why I love you
Kyemanyi I will forever love you
Nkuwurira munda mu musayi
Womba okumpi mpulira buwoomi
Omukwano gwo gunyuma okunyumya
Naye lino tondo obudde tebumala
Oh baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala
Oh baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala
Mpisibwa bubi bwoba nga oli weka
Mbera sisobola ku gumikiriza tubbe fena
Mukwano oli malaika emisana oba night time
Si ndabika I don′t know why I love you
Baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala
Ooh baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala
Nkuwurira munda mu musayi
Womba okumpi mpulira buwomi
Omukwano gwo gunyuma okunyumya
Naye lino tondo obudde tebumala
Oh mukwano oli malaika emisana oba night time
Si ndabika I don't know why I love you
Baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala
Oh baby nze nkwagala
Mukwano nze nkwagala
Mbadde nga nonya nze kyenkuwa kimbuze ekisinga okwagala
So kankuwe omukwano gwo
Omukwano gwo
Gyangu okime omukwano gwo
Omukwano gwo

Авторы: Bagonza Alexander

A Pass - Nkwagala - Single
Альбом Nkwagala - Single
дата релиза
17-01-2020

Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.