Bebe Cool - Katono текст песни

Текст песни Katono - Bebe Cool



Yadde katono akakankanya kankanya
Yadde katono akakankanya kankanya
Yadde katono akakankanya kankanya
Eno Beat
Eh!
Ne bwekaba katono
Kabeera kankolera
Kabeera kankolera
Kasita kabaamu ekirungo
Nze wamma kankolera
Kabeera kankolera
Ne bwekaba katono
Kabeera kankolera
Kabeera kankolera
Kasita kabaamu ekirungo
Nze wamma kankolera
Kabeera kankolera eh!
Nvuga Vitz gwe ovuga loole
Kyokka paakingi yo ntono ate tegyamu loole
Yeewola ssente akole embaga
Kyokka eyamuwola n'atwala mugole we!
Katono naye ke kange
Kinene kya ki?
Ng'ate si kyange
Oli mu bungalow nange ndi eno wange
Wadde akayumba katono naye ke kange
Nyumirwa
Yadde siri mugagga nnyo
Yadde siri mugagga nnyo
Kye nina kimala kinkolera ng'erinnyo
Bannange kinkolera ng'erinnyo
Kabeera katono naye nga ssebo!
Kakusigala ku bwongo eh!
Kabina katono naye nga ssebo!
Kanyeenya omugongo!
Kazina ne kateekamu ebisoko!
Binyuma engeri gye kalinamu evvako
Nze ate oba kansingira ne liri eddene eh!
Kansingira ne liri eddene
Kabeera katono naye nga ssebo!
Kakusigala ku bwongo eh!
Kabina katono naye nga ssebo!
Kanyeenya omugongo!
Nvuga Vitz gwe ovuga loole
Kyokka paakingi yo ntono ate tegyamu loole
Yeewola ssente akole embaga
Kyokka eyamuwola n'atwala mugole we!
Katono naye ke kange
Kinene kya ki?
Ng'ate si kyange
Oli mu bungalow nange ndi eno wange
Wadde akayumba katono naye ke kange
Nyumirwa
Yadde siri mugagga nnyo
Yadde siri mugagga nnyo
Kye nina kimala kinkolera ng'erinnyo
Bannange kinkolera ng'erinnyo
Dance king
Eno Beats
Gagamel
Bebe Cool




Bebe Cool - Mbozi Za Malwa
Альбом Mbozi Za Malwa
дата релиза
15-02-2018




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.