Blu3 - Nsanyuka Nawe текст песни

Текст песни Nsanyuka Nawe - Blu3



Dj Shiru
Njagala bwenkaaba nga nkaaba nawe nga nsanyuka nawe
Esanyu lyaange obulamu bwaange
Omutima gwaange n'esuubi byona mugwe oh oh
Amagezi gaange byona byenkola ela mbikola lwakubela gwe andy'obwongo
Nze manyi nty'obulamu bwaange bwimilidde kugwe
Nkulabamu biingi abalala byebatalaba ooh oohhh
Bulikimu kiba tekingasa bwoba nga toli nange
Njagala bwenkaaba nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe oh oh oh
Mukwano
Njagala bwenkaaba nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe
Nkwenyumiriza mu nyo oh oh
Mumaso gange teli mulala mulungi ansanyusa okusinga gwe eh eh
Laba nze Cindy sirina tabu love yentawanya
Gwe muntu omutuffu kwensibide nze
Nze manyi nty'obulamu bwaange buyimilidde kugwe
Buyimilidde kugwe bambi
Nkulabamu biingi abalala byebatalaba wwooh wwoohhh, owoowoo
Bulikimu kiba tekingasa bwoba nga toli nange
Katti no
Njagala bwenkaaba nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe.
JACKIE CHANDIRU:
Omusana gwake omungi,
Bwekiba kibuyaga. Enaku nobwavu teli kilinzija kugwe
Nenugu nze sija kugitya.
Bweluba lugambo sitawaana nebyo
Nze byenakoow'edda
Heeeeyyyy
Nze manyi nty'obulamu bwaange bwimilidde kugwe. Hey hey hey
Nkulabamu biingi abalala byebatalaba ooh oohhh
Simanyi oba ondowoozaako
Bulikimu kiba tekingasa bwoba nga toli nange. Heyiyeeeeeeee
Katti no
Njagala bwenkaaba nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe hey yeyeaahhh
Njagala bwenkaaba nga nkaba nawe nga nsanyuka nawe
Ngumila kugwe mumpewo enyiingi
Olikyabugaga osinga sente
Mbera nawe munaku enyiingi
Amazima bwooba naanye
Ngumila kugwe mumpewo enyiingi
Olikyabugaga osinga cash
Mbera nawe munaku enyiingi




Blu3 - Fly
Альбом Fly
дата релиза
23-03-2015




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.