Ceaserous - Wewawo текст песни

Текст песни Wewawo - Ceaserous



Onkuba nga sense-aminia
Oli genius
Check it out oli senior
Ntwala gy'ontwala wamaze n'okunziba
Wabbye byonna buli kafankunaali
Ndi ku mutego mbuzaako kunkumisa naali
Nkwesunze olinga mmaali
Lunaku lwaffe ffembi agawalaayi
You're number one
Okola magic olinga ava mu bwengula
Leka nkuwaane my queen my only one
Abaali bakuzalawa ye bo badda wa?
Wewaawo
East or west
Tekiriiko direction girl
Wewaawo
Now twist your waist
It doesn't matter where
You're dancing from
Mi no care
Sifaayo oba oli learner
These are things I wanted to find out
Bulijjo nga ninda ready to find out
Nimetoka mu kibuga nva city Kampala
Byo bye nkuleetedde bye nkugulidde
Bikusaana, bikusaana
Omukwano nguleese nkuleetedde
Ate gukugwana, gukusaana
You're number one
Okola magic olinga ava mu bwengula
Leka nkuwaane my queen my only one
Abaali bakuzalawa ye bo badda wa?
Wewaawo
East or west
Tekiriiko direction girl
Wewaawo
Now twist your waist
It doesn't matter where
You're dancing from
You're all that mi want
You're all that mi want
Gwe gwe netaaga
Gwe gwe netaaga
You're all that mi want
You're all that mi want
Gwe gwe netaaga
Gwe gwe netaaga
Wewaawo
East or west
Tekiriiko direction girl
Wewaawo
Now twist your waist
It doesn't matter where
You're dancing from
Hmm uh I love you love you gyal
Mukama w'amaanyi yeah eeh eeh
Ignishan



Авторы: Solomon Sentongo


Ceaserous - Wewawo
Альбом Wewawo
дата релиза
28-05-2020

1 Wewawo




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.