Dax Vibez - Obubaddi текст песни

Текст песни Obubaddi - Dax Vibez



Bomba made my beat
Ah la di di di di
Hey yo Bomba
Obubadi bulijjo mbunoonya
Nzize nga nnoonya
Kyaddaaki twesanze
Njagala nga yenze agusunda
Era nga ndoota
Mu birowoozo soosa nze, ayi
Nagendako ne ku internet nembuuza
Nfuna ntya omwagalwa oli?
Nkwagala ku front seat nga gwe agamba
Ah go give you everything nkuwe n'ennyanja
Mukwano beera nange nz'ayina plan
Zonna, ezikuzimba
Alotta cute girls girl you me wanting
My babe kimanye nti
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Yeee gwe
When you hold me so tight
Girl you raising mi temperature ah
You're my Cinderella give me Boom Party
Nvuga speed jinja mu butida ah
Ozannya bya sci-fi
Nguno omukwano mungi
Tegubarika gukila bulo
Mu birooto owoomesa tulo nz'ani!
Kino kirabwa n'omuto ah
Gwe buli lw'onjagala
Mbeera wa body nnyanja
Mukwano beera nange nz'ayina plan
Zonna, ezikuzimba
Alotta cute girls girl you me wanting
My babe kimanye nti
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Buli bw'otambula
You're kill all the man dem dem
Oli cake abalala mimondende
Nina gye ndaba njagala tugende
Oyo ex akunyumiza bikadde
Kankuwonye abakucunga ah
Tebalina kye batugamba eh
Kankugulire akazinga ah
Nkuteereko akayumba babe
Mukwano beera nange nz'ayina plan
Zonna, ezikuzimba
Alotta cute girls girl you me wanting (oooh)
My babe kimanye nti
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Yonna gyoliba nze gye naagenda
Kankwetuggeko
Kyonna kyoyogera kye naasemba
Kankwetuggeko
Obubadi bulijjo mbunoonya
Nzize nga nnoonya
Kankwetuggeko
Njagala nga yenze agusunda
Era nga ndoota
Yeah yeah




Dax Vibez - Obubaddi
Альбом Obubaddi
дата релиза
07-11-2022




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.