Dre Cali - Ekifuba текст песни

Текст песни Ekifuba - Dre Cali



Your bwoy
Mpaka Sound this
Dre Cali
Hmmm eh
Kraizy
Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza
Naawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa
Ka firimu k′omukwano gwo mu kwanjula aah
Kaali ka kabi nga katemagana
Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula
Tewaliba atugattulula, naye
Kati laba wagenda n'omutima baagutwala
Address baazikyusa dda
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky′omukwano it's sinking
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Eh yeah yeah
Ssi bwentyo nze bwe nali nakibala
Naye Mukama bwatyo bwe yakigera aah
Ensobi zikolwa bantu
Naye n'okusonyiwa no kya buntu, hmm
Mukwano tokola mputtu, mpuliriza
Lwaki twekola ebintu?
Manyi nakusobya naye kkiriza twefuna aah, babe
Manyi no byasoba naye kkiriza twefuna
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky′omukwano it′s sinking
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza
Naawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa
Ka firimu k'omukwano gwo mu kwanjula aah
Kaali ka kabi nga katemagana
Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula
Tewaliba atugattulula, naye
Kati laba wagenda n′omutima baagutwala
Address baazikyusa dda
Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Twanditudde ne tuteesa
Kuba ekyombo ky'omukwano it′s sinking
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba mu beer ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinnuma
Kinnuma ntaasa
Eh yeah yeah



Авторы: Dre Cali


Dre Cali - Ekifuba
Альбом Ekifuba
дата релиза
30-10-2020




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.