Eddy Kenzo - Semyekozo текст песни

Текст песни Semyekozo - Eddy Kenzo



Ronnie
Kenzo
Yeah
Muliwa ba ssemyokozo abaakolamu?
Obulamu bunyuma
Bw'oba nga wakolamu
Sirina biseera nze ngenda
Ekindeese kwe kubuusa abo
Ooh yee
Ebigambo tebigula mata
Atalina ssente erindaazi talifumita
Ebintu bya buseere make-up
N'ebizigo bya buseere, yeah yo
Ebintu bya buseere make-up
N'ebizigo babiseera nnyo eh eh
Ba nga ffe ba Love Nigga
Abagaba laavu n'ensimbi
N'omwana asaba Meleva
N'omuwa milk n'abuuka
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu
Life bwekuwa lemon
Ng'okola lemonade
Ng'olinnya grade
Ndowooza ya kiloodi eh
Sabula, njabala
Digida, osobola
Beerayo ng'omanyi, eyo
Bw'otakola nsimbi gw'omanyi, leero
Laavu ya leero eya kati, eyo
Ebintu bya kiwaani, leero
Omukwano gwadda ku nsimbi
Sso nga tegwali gwa nsimbi
Omukwano gwadda ku nsimbi
Sso nga tegwagulanga nsimbi
Muliwa ba ssemyokozo abaakolamu?
Obulamu bunyuma bw'oba nga wakolamu
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu
Osaanye n'omuwa
Maama w'abaana n'omuwa
Kirungi n'omuwa oyo
Omwana wa maama, n'anyuma eeh
Osaanye n'omuwa
Ye maama w'abaana, n'omuwa eeh
Ekirungi n'omuwa oyo
Omwana wa maama anyumirwe
Osaanye n'omuwa
Ye maama w'abaana n'omuwa eeh
Kirungi n'omuwa oyo
Omwana wa maama, n'anyuma eeh
Yeah man
Kenzo
Ron Bro
Yeah man
Eba
Yeah man
Yeah
Acha maneno
Otafute pesa my love
Okay?



Авторы: Edrisah Kenzo Musuuza


Eddy Kenzo - Semyekozo
Альбом Semyekozo
дата релиза
02-11-2019





Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.