Fik Fameica feat. Vinka - Tubikole текст песни

Текст песни Tubikole - Fik Fameica feat. Vinka



A Fik Fameica and Vinka
Swangz Avenue
Tubikole omukwano teguyiika
Ng'empewo ekunta nze ndikubikka
Artin ku ŋŋoma otuli bukiika
Patience pays
Kasita tobeera lazy
Boy, I remember dem days
Bwe twatandika amapenzi, eeh yii!
I remember those days in school
Tewali kukyakala, scared of breaking rules, yeah
Amaja tewaali era gwe wampa
Oluusi namanyanga late nti oluusi otodde ku fiizi
I used to kneel down on my knees
Kye nasabanga mu bulamu never to loose
Kati nagafuna baby gwe baayitanga enfuuzi
Totya tubikole, our couple making news
Byonna byonna byonna
Byonna katubikole (bw'ogambye)
Katubikole (hee)
Anti bakola nkole (yeah) aaha
Byonna, Byonna
Katubikole (tulinga bagole)
Katubikole (katubikole)
Anti bakola nkole (yeah) aaha
What a combination!
(what a combination!)
No limitation
Mu bibbaala tebatugaana
Kati kabala you're my farmer
Champagne we're popping popping
Twakikwata tetukyatya na bu popi popi
Gyal, we're takin' over like tossing tossing
Just kutowa order like a capi capi*
Temukitya eno fashion couple, yeah yeah
Bwe nyambala white ayambala purple
Ŋŋenda ku Mosque agenda ku Chapel
Figure eight ono ye abasingako wato
Yadde ava uptown nze nva mu Ghetto
Tuli babi ku ssomero ffe twasibanga lobento
Ku mutima nakwekubako nga tattoo
Bakusoya obugambogambo tobawa kutu
Byonna byonna byonna
Byonna katubikole
Katubikole
Anti bakola nkole
Byonna, Byonna
Katubikole (tulinga bagole)
Katubikole (katubikole)
Anti bakola nkole (yeah) aaha
Champagne we're popping popping
Twakikwata tetukyatya na bu popi popi
Bwoy, we're takin' over just tossing tossing
Just kutowa order like a capi capi
Now baby we can suit everywhere
Bad everywhere now
(eno couple tabu tabu tabu)
We can suit everywhere
Bad everywhere now
(ssavu, ssavu, ssavu, ssavu)
Baby, okimanyi tulinga Offset ne Cardi B?
Buli lwe tujooga abamu kibayisa bubi
Tubalumye mu lujjudde nkuweeke
Tuzannye kwiso bando, twekweke
What a combination!
(what a combination!)
No limitation
(no no no limitation)
Mu bibbaala tebatugaana
Kati kabala you're my farmer
Fire burn
Tunaakola endala
Tulinga bagole
Gwe kirumye sorry
Katubikole
Katubikole
Bakola nkole
Artin on the Beat
(Fresh Bwoy)
Katubikole (Vinka, Vinka)
Katubikole



Авторы: Fik Fameica


Fik Fameica feat. Vinka - Tubikole
Альбом Tubikole
дата релиза
01-06-2018



Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.