Grenade - Mpulira Bibyo текст песни

Текст песни Mpulira Bibyo - Grenade



Wany Production
Grenade Official
Baby tontya nawe
Sembera eno nze nkukwateko
Omukwano gwange mungi gy′oli
Seetaga akugambako
Amazima oli body
Abalala jhus bakusokayo
Wadde bakusokayo
Era omazze n'obasangayo k′onzudde
Kati sembera onkube akaama
Baby sijja kalekaana
Budde budduka enjuba ewaba
Naye sook'ombulire ngwawa
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun′omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo sikyekweka
Olina eddoboozi eri sortinga
Teri ayinza kusinga
Yadde ndabye bangi abagegenya
Baby wamanya nange nenkutegera
Totwala NO for answer
Love empomera era njifabila nga eyasimatuka kunsa
Kati sembera onkube akaama
Baby sijja kalekaana
Budde budduka enjuba ewaba
Naye sook′ombulire ngwawa
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun′omutima gusula wuwo
Chane bw'oba eyo ngandi eno mba nkumissin
Chane kashot akafananyi nkatimbe
Aaaye nkimanyi gwe best around the city
Ooye mpenzi siwezi kukuchiti
Kati sembera onkube akaama
Baby sijja kalekaana
Budde budduka enjuba ewaba
Naye sook′ombulire egwawa
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun'omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Nagun′omutima gusula wuwo



Авторы: Grenade


Grenade - Mpulira Bibyo
Альбом Mpulira Bibyo
дата релиза
06-05-2019




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.