John Blaq - Zina текст песни

Текст песни Zina - John Blaq



Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Gwe nafuna okusooka ye yagaana
Nga mugamba tubulye naye nga apaana
Nenfuna omulala omundi gwe nagwa
Yali mukulu ng'era alina abaana
Bwentyo njagala naye nina okugaana
Nenfuna akalala kali ke nakwana
Kangamba kali mu kumi na munaana
Kali virgin era kakyali kaana
Ezange nenkawa bwe kejovaana
Kumbe baakayitamu dda ba Nyakaana
Singa Ssenga yasenga e Kampala
Singa sesiimye?
Singa Ssenga yasenga e Kampala
Singa sesiimye baby
Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Challenger mbu ye yabile-
Towulidde, mbu yabilese
Okuva lwe yakwana owengerege-
Towulidde, owengeregeze
Nze gwe nakwana yali musami-
Towulidde, yali musamize
Ka short skirt keyali yesa-
Towulidde, ke yali yesaze
Bwe yeyagula nandaga olukolobo-
Towulidde, olukoloboze
Singa Ssenga yasenga e Kampala
Singa sesiimye?
Singa Ssenga yasenga e Kampala
Singa sesiimye baby
Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Amazina ago g'ozina nga gankyamula
Beer munywe naye nga tonkamula
Buli lwekwatako omutima gunsabula
Yeah, gunsabula
Baby girl yeah go down low
Show me love the way you bend down low
Yeah, baby mpa akalimo
Nkoleko naawe mpa akalimo
Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Nzine bwenti
Zina bwotyo nzine bwenti
Bwenti
Nzine bwenti
Bwenti




John Blaq - Zina - Single
Альбом Zina - Single
дата релиза
02-08-2019

1 Zina




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.