Текст песни




Eeh Kapeke yuh know say
Trapex Boomin want some more niggah
Mubano nzeera beene, njaka nga munyenye
Era bampita liiso ddene
Nkyamula nga mufele, nkuba nga Umeme
Combine ya mwenge bigere
Ayibambe tukube empere (eeh)
Batuyite bimpenempene (ayayaya)
Party weeba ready, tubeela dede
Twagala kukyuusa body
Akasanyalaze okawulira, kyemanyi okawulira
Keebe Monday nze nfuluma, manyi kimu kuvimba
Bangi bangi, okimanyi olumya bangi
Bwozikola olumya bangi, abayaye olumya bangi
Bwenkutwalako ku lunch mbalaba bafunya punch
Kyanaku, banafu bunafu
Banyumira kuba banafu bunafu
Tulina majja eno ssi naku
Bwetutuuka tugukumilawo awo bebaafu
Mubano nzeera beene, njaka nga munyenye
Era bampita liiso ddene
Nkyamula nga mufele, nkuba nga Umeme
Combine ya mwenge bigere
Ayibambe tukube empere (eeh)
Batuyite bimpenempene (ayayaya)
Party weeba ready, tubeela dede
Twagala kukyuusa body
Akasanyalaze okawulira, kyemanyi okawulira
Keebe Monday nze nfuluma, manyi kimu kuvimba
Ebitaala nabyo byatuya long time, long time
Tetukyasigala mu jam
Kyovolaba twetaala buli time buli time
Twagala kufuna good time
Kuba okimanyi ffe nno omubali (ah)
Tugulya nno paka ku maliili
Era okimanyi ffe mukulya omabali (ah)
Tugulya nno nga balya ugali
So wama, deejay tonkola bubi (ah)
Nyongera ku sound (ah)
Tetuli mu lock down (ah)
Everything is all on me
Mubano nzeera beene, njaka nga munyenye
Era bampita liiso ddene
Nkyamula nga mufele, nkuba nga Umeme
Combine ya mwenge bigere
Ayibambe tukube empere (eeh)
Batuyite bimpenempene (ayayaya)
Party weeba ready, tubeela dede
Twagala kukyuusa body
Akasanyalaze okawulira, kyemanyi okawulira
Keebe Monday nfuluma, Kapeke
Kapeke ndeese, Kapeke yuh know say
Hello



Авторы: Kapeke



Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.
Загрузка
Загрузка