Lydia Jazmine - Wankolera текст песни

Текст песни Wankolera - Lydia Jazmine



Wulira wulira
Munnooowo akunoonya
Lydia Jazmine come sing for mi now
Abig nash per the tune nah nah nah
Ayayayaya
Gwe wankolera erinnya
Wankolera erinnya
Gwe wankolera erinnya
Wankolera erinnya kankuwaane
Mpita buli lwondaba
Mpita nebwotandaba
Gwe wankolera erinnya
Wankolera erinnya kankuwaane
Wankolera akayindo mutindo
Negyempita ndese bakutenda
Nonkolera akasingo lutindo
Kuva kumutima gwange naawe
Wankuba ebyuuma
Saasituka nomubiri guluma
Ahh
Walonchinga ewange
Ebyabula wabizungulura
Olunga nemunjogera
Mmusana ntunula
Nabumu silina
Wulira wulira
Munnoowo akunoonya
Sembeza ppiro
Omannyi ntyannyo obusonda
Gwe wankolera wankolera wankolera
Elyaanyi
Wankolera wankolera wankolera amaboodi
Nabasinga obasinga
Onsotta ngakagaaliko mukyenda
Nebwoyogera obanga ayimba
Ohh no
Wagaziya omulyango
Gwali mufunda
Kikoola kyamujaaja
Sikudalyutinga
Honey yenze spice
Come nimpe afinger
Ohhhhyaya
Wankolera wankolera wankolera
Wankolera wankolera wankolera
Beibeeee



Авторы: Lydia Jazmine


Lydia Jazmine - Wankolera
Альбом Wankolera
дата релиза
12-04-2019




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.