Текст песни Anjagala - Lyto Boss
Oh
ruru-ru
tu,
la-la
la
La
la
la
Birungo
ki
bye
bassa
m'mukwano?
Guno
ogutusuza
nga
tutunula
Negukulinya
ne
kubwongo,
ng'omusujja
Laba
bwegukulesaawo
abazadde
Maama
ne
taata
boyagala
ennyo
Nogenda
n'oyo,
gwewalaba
oluvannyuma
Oyo
eyakulira
mu
maka
amalala
Naawe
ne
bakuzaala
ewalala
Laba
bwemusisinkana,
ne
mutta
ekyama
(hey)
Laba
bwemugabana
emitima
Era
ne
mufuuka
muntu
omu
(oh
oh!)
Ebya
love,
nga
byewunyisa
Nze
lwa
kwogera
nga
agereesa
Nafunye
nange
omulungi,
ih
ih
Ne
musuubiza,
okumukuba
empeta
Antijisizza
m'mikwano
N'aboluganda
abagambye,
nti
teri
mulala,
taliiyo
Nz'amusula
mu
birowoozo
Bambi
anjagala
talimba
Ankakasizza
mubyakola
Omutima
neguba
muteefu,
obutayuuga
Nina
kuseesa
m'mukwano
Kwongera
ate
ku
muwembejja
Okufuna
abalinga
ono,
kyo
sikyangu
Obwesigwa
kyamuwendo,
kyetulina
enyo
okukuuma
Gwe
bw'oba
omusinganye,
yooyo
zaabu
gwebatenda
Gwoyagala,
bwomuwa
eddembe
Kimugumya
nti
oba
omwesiga
N'omukwano
gwak'kuumira,
temuba
mpulunguse
Sijja
kufuuka
askari,
nti
nkuuma
baby
wange
Oyo
katonda
eyamumpa,
ajja
kumunkumira
(oh-oh
oh)
Bambi
anjagala
talimba
Ankakasizza
mubyakola
Omutima
neguba
muteefu,
obutayuuga
Nina
kuseesa
m'mukwano
Kwongera
ate
ku
muwembejja
Okufuna
abalinga
ono,
kyo
sikyangu
New
Article
Entertainment
Josh
wonder
I
wanna
fly
with
you,
far
away
I
wanna
be
with
you,
baby
For
the
rest
of
my
life
I
wanna
fly
with
you,
far
away
I
wanna
be
with
you,
baby
For
the
rest
of
my
life
Bambi
anjagala
talimba
(ono
talimba)
Ankakasizza
mubyakola
(oh
oh)
Omutima
neguba
muteefu,
obutayuuga
(guno
teguyuga,
teguyuga)
Nina
kuseesa
m'mukwano
(ka
nsese)
Kwongera
ate
ku
muwembejja
Okufuna
abalinga
ono,
kyo
sikyangu
(ono
mwagala
nga
bwaali)
Bambi
anjagala
talimba
(ooh)
Ankakasizza
mubyakola
(mubyakola,
byakola)
Omutima
neguba
muteefu,
obutayuuga
(guno
ogwange
teguyuga)
Nina
kuseesa
m'mukwano
(ooh)
Kwongera
ate
ku
muwembejja
(oh
baby,
ih)
Okufuna
abalinga
ono,
kyo
sikyangu
1 Anjagala
2 Tongana
3 Katula
4 Kitengeja
5 Bimbula
6 Nyonta
7 Anjayanya
8 Primah
9 Penzi Yangu
10 Muwaane
11 Mukyalo
12 Lwobuze
13 Kanzunzu
14 Elinye
15 Julie & Joe
16 Kitengeja (Instrumental)
17 Mukyalo (Instrumental)
18 Nsula Naye (Instrumental) [feat. Chosen Becky]
19 Tongana (Perfomance Instrumental)
Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.