Maurice Kirya - Kulunako Olwo текст песни

Текст песни Kulunako Olwo - Maurice Kirya



Wandaga ekifuba kyo
Nondaga omutima gwo
Wajjayo ebiwawatiro
Nonkweeka mu mikono gyo
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Nzijukira ebigambo byo
Nzijukira akamwenyo ko
Nzijukira ago amaaso go
Amaaso go agandaga ekubo
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Ebiwawatiro
Byambugumya
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Ebiwawatiro
Byambugumya
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo



Авторы: Maurice Kirya


Maurice Kirya - Beyond Myself
Альбом Beyond Myself
дата релиза
20-09-2019




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.