Radio & Weasel - Move On текст песни

Текст песни Move On - Radio & Weasel



Njagala kubaako ne kyenkugamba
Kino kinnumidde ebbanga
Kinnuma kuba oyo
Gwe waganza
Akutwala nga kyeyesiimuuza
Waliyo akaseera
Kewayomba ng'omusaba alekere okunywa
Omwenge ye sitaani
Bw'agukombako akusamba amagumba n'amenya, yeah
Adda ku maliiri
Yakulagira ekisumuluzo kiteeke mu kamooli
Kati tokyebaka omulinda buli ssaawa aah ah
Move on
Move on girl
Go find another lover
Move on
Move on love
Go find another lover
Move on
Move on girl
Go find another lover
Move on
Move on love
Go find another lover
Oyo gwe walonda
Gwe gwe wasiima kirabika akwagala oliko ebiwundu
Gwe bw'anyiiga omusaayi ng'oguwanda
Ng'olaajanira baliraanwa
Ng'ozuukuse oyagala kutaasibwa
Nga bwemuba museke tobimbuulira?
Mbikooye eby'okujjanga okutaasa, aaah
Byeyakusuubizanga byonna bye yeeyama
Byayita ng'amazzi mu basket
Wakola mistake, wagigobereza mistake
Ooh what a mistake!
Oyo akunyooma
Asiiba akujooga
Ayagala kulangira bukadde
Abalala abawaana
Asiiba abasuuta
Nti alibaagala paka mu bukadde
Gwe akukuumira waka oyoza masuuka
Abalala bali mu masappe
Ayombesa n'embwa tagula soda
Yalemerwa okumaanya akasanke
Olinze lwemulirwana
Ebyo ebyenda ne biyiika
Laba wesambye bonna abakwegomba
Wesudde mu kitimba



Авторы: Radio, Weasel


Radio & Weasel - Mbagaliza Kweyagala
Альбом Mbagaliza Kweyagala
дата релиза
02-02-2018



Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.