Sheebah - Wankona текст песни

Текст песни Wankona - Sheebah



Eno beats
Karma juice karma sukaali
Owooma nyo sweet like honey, baibe
Abalala nabasoose
Nga ndaba ye nze akufitinga
N′ejjo nakuloose
Olwaleero nina okutouchinga
Okuva lwe nakumeetinga
Mu misuwa wacharginga
Tondeka nze ntya okuluzinga
Mwana gwe njoya kukisinga
Wankonakoona
(Eeh.)
Gwe yanzigya emabega
(Aaloo.)
Wampunzawunza
(Eeh.)
Wali ombobya omutwe
(Aaloo.)
Nebwolikola otya nsigala nkwekutte
Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze
Wanfula kabejja
Mazzi mu mugga
N'empewo mpulira ejja
Kyova olaba nekerebejja
Oli mulungi baaba gw′oliranye omufaananya atanaaba
Ngenda kugambako ne baaba
Kuba ombuza otulo nga kaawa
Olina engeri gy'onyonyogera nga ate ssi namikono gyo
Nalulungi gwe wali ng'olaba ye nze Sheebah mukwano gwo
Wankonakoona
(Eeh.)
Gwe yanzigya emabega
(Aaloo.)
Wampunzawunza
(Eeh.)
Wali ombobya omutwe
(Aaloo.)
Nebwolikola otya nsigala nkwekutte
Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze
Wafuuka kamere kange nkufumbye tojja
Tojja, aha
Wafuuka kirwadde nkulwadde totta, eh
Nze ondi munda munsawo
Onkolokotera mu vessel
Akukwatako nfunya knuckle
Olina amanyi g′ekisawo, eh
From uptown to downtown
Am a take you to my live zone
Yo inside me yo my bones
Bwekaba kasimu boy yo my ringtone
Wankonakoona
(Eeh.)
Gwe yanzigya emabega
(Aaloo.)
Wampunzawunza
(Eeh.)
Wali ombobya omutwe
(Aaloo.)
Nebwolikola otya nsigala nkwekutte
Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze
Wankonakoona
(Eeh.)
Gwe yanzigya emabega
(Aaloo.)
Wampunzawunza
(Eeh.)
Wali ombobya omutwe
(Aaloo.)
Nebwolikola otya nsigala nkwekutte
Walayi ne bweritonya ndisigala nkwekutte nze



Авторы: Sheebah


Sheebah - Wankona
Альбом Wankona
дата релиза
20-07-2018




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.