Spice Diana - Emmala (feat. Os Suna) текст песни

Текст песни Emmala (feat. Os Suna) - Spice Diana



OS
Ono OS Ssuuna
Alongside Spice Diana
Eh, Baur on the beat
White House Music
Koona endongo
Hmmm
Both
Laavu yo gy'ompa babe emmala
Ooh, laavu yo gy'ompa babe emmala
Nze saagala mulala
Laavu yo gy'ompa babe emmala
Nange saagala mulala
Laavu yo gy'ompa babe emmala
Sabula
Both
Pakalast, sirina nze kye ntomaatoma, gyal
Laavu yo teyinza kuntama
Oh no no no no
Oli kitabo kye nsomasoma
Ekinnyumira kw'ono omwana
Ampoomera akirako ensaali
Jangu eno mwattu babe
Nkuwugireko mu musaayi
Twekwatako my lady
Nkwagala kufa walaayi
Olinga eyankolako juju
Mbeerayo nze ne nkulinda mu nju
N'ebigambo bye mpulira about you
Sibifaako nkwagala nnyo bubu
Oh nakupenda babe wangu
Both
Wasomera wa aah?
Wasomera wa ebyo by'okola?
Wabiyigira wa aah?
Ebisoko by'omukwano by'okola
Obukodyokodyo obukodyokodyo
Bw'okola on'onzitamu omuntu!
Bakwogerako, nti oli mukodo bukodo
Onondoza n'abantu, babe
Beera kumpi we nkulabira, ah
I don't wanna miss you babe
Munnange bwe mba nga nkububira ah
Gaba mapenzi ssi kusumbuwa
Obusimusimu bwe nkubirako
Mbeera nkucheckingako oba oli okay
Oh nakupenda babe wangu
OS
Laavu yo laavu yo laavu yo
Laavu ewooma laavu esiiwa
Laavu etobya laavu etuuyanya
Laavu ekyunya mpa nze kye njoya
Mpa laavu enkyunya mpa nze kye njoya
Kye njoya yeggwe, yeggwe ggwe njoya
Kye njoya yeggwe, yeggwe ekyengera
Kye njoya yeggwe, njoya mutima gwo
Kye njoya, kye njoya, njoya care yo



Авторы: Spice Diana


Spice Diana - Ndi Mu Love
Альбом Ndi Mu Love
дата релиза
20-03-2020

1 Omusheshe (feat. Ray G)
2 Akagali (feat. Capital)
3 Ndi Mu Love
4 Anti Kale
5 Asipolo (feat. Shidy Stylo)
6 Bajikona
7 Bilungo
8 Bimpe
9 Bwebityo
10 Marry Me (feat. DJ Seven)
11 Ekyeejo
12 Emmala (feat. Os Suna)
13 Gyogenda (feat. Prince Omar)
14 Hakijah (feat. Gubanja)
15 I Miss You
16 Sagaala (feat. Kalifah Aganaga)
17 Kyuma (feat. Radio & Weasel)
18 Muntu Wange (feat. Chozen Blood)
19 Nasimatuka Ex
20 Njabala (feat. B2c)
21 Now (feat. Daddy Andre)
22 Nze Akwagala
23 Onsanula
24 Koona (feat. Pallaso)
25 Tuli Kuki
26 Sente Zakamezza (feat. Feffe Bussi)
27 Sitoma
28 Bukete
29 Gwensonga
30 Mood
31 On You
32 Obisaana (feat. Timmy Tdat)
33 Tekinanta
34 Thirty Two (32) [feat. Weasel]
35 Akabimbi (feat. Tip Swizzy)
36 Twebereremu
37 Gwe Weka Ulala
38 Best Friend (feat. King Saha)
39 Jangu Ondabe Rmx (feat. Rosa Ree)
40 Abafuna (feat. Alimpa Ronald)
41 Tokombako
42 Jangu Ondabe




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.