Vinka - Love Doctor текст песни

Текст песни Love Doctor - Vinka



Vinka di girl dem
Xcuse on the beat
Swangz Avenue
Ragga
Bw'okwata baby nga nkwata
(Kwata, kwata, kwata)
Nga nkwata
Bw'onyweza baby nga nyweza
(Nyweza, nyweza)
Nga nyweza
Baby nkusaba nyweza mubutuufu binyuma nze tonta,
Sweet wanimba nti ojja some time in July nga mwenda
Yo my love doctor (ye gwe)
Mwattu tonzisa ku minzaani
Mukwano tompimapima (ye gwe)
Ntwala onyige amasaagi (ye gwe)
Kati kwata wano
Nyweza wano
Kyusa (tonta)
Gwe kwata (wano)
Nyweza (wano)
Kyusa (tonta)
Oh boy!
Kyusaamu nga bw'ozina
Baby nange bwenkuwa
Nga kyoyoya nze kyenkuwa
Baby bambi tondeka
Nkulaba omixinga
Omixinga ebirungo ebinkolera
Uhm.
Sweet nkwetaga
And ice on the heat nze meltinga
Uhm.
Yo my love doctor (ye gwe)
Mwattu tonzisa ku minzaani
Mukwano tompimapima (ye gwe)
Ntwala onyige amasaagi (ye gwe)
Yo my love doctor (ye gwe)
Baibe, ye gwe
Mukwano tompimapima (ye gwe)
Haha!
Kati kwata wano
Nyweza wano
Kyusa (tonta)
Gwe kwata (wano)
Nyweza (wano)
Kyusa (tonta)
Baby wanyumye luno
Mpa ka wallet nkakwatire wano
Tukumbe nga tulumya bano
N'amazina tuzinanga ga wano
(Agawano)
Nkulaba omixinga
Omixinga ebirungo ebinkolera
Uhm.
Sweet nkwetaga
And a ice on the heat nze haha.
Boy yo so so sweet popular champagne,
Baby you and me roho y'asinga
Ra!
Yo my love doctor (ye gwe)
Mwattu tonzisa ku minzaani
Mukwano tompimapima (ye gwe)
Ntwala onyige amasaagi (ye gwe)
Yo my love doctor (ye gwe)
Baibe, ye gwe
Mukwano tompimapima (ye gwe)
Bozmann Zir
Kati kwata wano
Nyweza wano
Kyusa (tonta)
Gwe kwata (wano)
Nyweza (wano)
Kyusa (tonta)
Uhm.
Kati bw'okwata baby nga nkwata
(Kwata, kwata, kwata)
Bw'onyweza, nga nyweza
(Nyweza, nyweza, nyweza)
Era bw'okwata, nga nkwata
(Kwata, kwata, kwata)
Bw'onyweza, nga nyweza
(Nyweza, nyweza, nyweza)



Авторы: Veronica Nakiyinji


Vinka - Love Doctor
Альбом Love Doctor
дата релиза
27-01-2018




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.