Zabuli - Roza текст песни

Текст песни Roza - Zabuli



Mwana wa mama, sembera wano Nkugambe ebikukwatako ohh ohh
Ebikukwatako ohh ohh
Tooto wa loodi sembera wano Nkugambe ebikukwatako ooh ohh
Roza wasembezwa lordi
Oli mulungi mubitonde bwagambye
Yakwagala dda nomutango gwagwa Dda roza roza
Mubibatu by'a ngambye mwosiba
Tewerimba nti oli funayo omundi
Ali kwagala ngo' mulungi bwakikoze
Welowoze, nga tonasalawo
Roza kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Roza emunye ya taata
Oli kimuli kya roza
Roza yi roza
Oli kimuli kya roza
Roza, roza
Oli kimuli kya roza
Njagala nkwate erinya lyo
Nditeke kubupande
Kubupande eeh eeh
Njagala nkulange Lange
Buli awali akazindalo
Roza,njagala nkwate erinya lyo
Nditeke kubupande eeh ehh
Njagala nkulange Lange
Buli awali akazindalo
Akazindalo
Roza, Roza, lwolimanya byenkwagala Roza
Roza, ngamba Roza, Roza
Eeehhh eehhh
Roza kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Roza emunye ya taata
Oli kimuli kya roza
Roza yi roza
Oli kimuli kya roza
Roza, roza
Oli kimuli kya roza
Roza abantu bakuno Omukwano Bagwonona
Balowoza nsimbi enyinji zino Zebagaba
Nkujukiza Omukwano gwemusinji kwensinzira, gwe musalaba guno Ogwakufirira
Naye gwe ebintu byokola bikontana byegwakola
Salawo busazi gukulambuze ekibuga
Mumukwano, ogutenkanika Roza Roza Eh
Njagala nkwate erinya lyo
Nditeke kubupande
Njagala nkulange Lange
Buli awali akazindalo, ooh wuu Roza
Roza kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Roza emunye ya taata
Oli kimuli kya roza
Roza yi roza
Oli kimuli kya roza
Roza, roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza
Oli kimuli kya roza



Авторы: Zabuli J


Zabuli - Roza
Альбом Roza
дата релиза
19-05-2020




Внимание! Не стесняйтесь оставлять отзывы.