B2c - Tonkyawa Lyrics

Lyrics Tonkyawa - B2c



Yeah yeah yeah
This one another one say
Artin on the beat
Tukikole neera nga Mowzey Radio
Leero ekiro, mu ttuntu oba olw'eggulo
Babe, mpa omukwano tonseera
Mukwano gwo tuweebwa tetuswala
Aah ah nga tetuweera
Mukwano tugugonze nga grader
Girl your your lover
Is a mountain I got to climb
And ma my love is your ocean got to dive
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
Aah ah tonkyawa
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
Naawe tonkyawa
Mpola mpola
Mpola mpola
Tugende mpola abo tebatusobola
Money nfuna ssente nfuna
Bano abayaaye b'e city tebatusobola
Gano maanyi ga mukwano
Ge gaŋamba bye nkola mukwano
Ne bw'oŋamba nsasule bitaano
Ebya Dollar ngya kuwa mitwalo
The way you whine
You better than dem
Mi ah confessing ma gyal
You killer dan dem
The way you are
You cooler dan ice
Silver and gold, your body rock dem
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
Aah ah tonkyawa
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
But why every time I call
You say no?
Every time you say
You don't know!
Bano ba chali ba kwesemberezanga
Tebamanyi nti nakwesiimira dda
Banyumya bino biri tebakutulanga
Tebamanyi nti nakwetwalira dda
Gano maanyi ga mukwano
Ge ganjogeza ebingi ssi mupango
Toli muyembe toli mango
Yenze akwagala mu buli angle
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
Aah ah tonkyawa
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
Naawe tonkyawa
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
N'omala onkyawa
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
Aah ah tonkyawa
Singa wali omanyi kye nyinza okwekola
Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola
Banyumya bino biri tebakutulanga
Tebamanyi nti nakwetwalira dda
Gano maanyi ga mukwano
Ge ganjogeza ebingi ssi mupango
Toli muyembe toli mango
Yenze akwagala mu buli angle




B2c - Tonkyawa
Album Tonkyawa
date of release
16-07-2019




Attention! Feel free to leave feedback.