B2c - Wanyonona Lyrics

Lyrics Wanyonona - B2c



Inna di 1990s as a little baby my mama born me...
Inna di 2000 something I joined school started some learning...
At the end of my story gyenasanga omuwala atalina bad stories...
Oli omuwala asobola
Akumetta love noteekako mubidomola,
Alaali yasinga, omutunulako omutima negutuula...
Ono owange yasinga, yasinga, yasinga
Wammetta love wanyonona (eh gwe wanyonona)
You′re the king am the queen my muna
(Ah ah gwe wanyonona)
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona ah ah
Ssembera eno nze nkubulire obulungi bwomulungi wange
Bunvimbisa era
Gyewakulira tewali basezi nze nkugamba
Tewakulira ku myaala
Thats why anjogeza zig-zag
Obulungi bwono omwana bunjogeza nolukiga
Wafuka wakika nommezza no namalala
Di gal dem say...
Girl wakwata namutima
Nkwagala nzeka akukwatako fitina
Nedda sirina bachuba
Ndiwakukolerera nku wonye zi uber
Wammetta love wanyonona (eh gwe wanyonona)
You're the king am the queen my muna
(Ah ah gwe wanyonona)
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona ah ah
Bwenzibiriza amaaso gwe gwendaba...
Ondimuli munda nakusiruwala...
10/10 my love is real
Karibu yingiya tukole deal,
Nkutekeko ka ring call it a seal,
Come home baby girl we made a chill,
Nakupenda baby nkwagala omu
You are a unique specie kibonomu
Eh gwe wanyonona
Ah ah gwe wanyonona)
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona ah ah
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona
B2c soldiers
Gwe wanyonona
Gwe wanyonona ah ah
Ah ah
Ah ah
Ah ah
Jah live



Writer(s): Nelly Trussler


B2c - Wanyonona
Album Wanyonona
date of release
12-01-2018




Attention! Feel free to leave feedback.