Bebe Cool - Wire Wire Lyrics

Lyrics Wire Wire - Bebe Cool

Ayaya nonono yeah
Baby onesimise
Walayi onesimise gal
Bad gal a you're nice
Ontaddemu kasunda basi
Oli wa beyi toli wa layisi
Nkuletele gucci oba versace, eh
Oli ku original toli muchupule nti oba ova china
Kasusu kali ku original, eh
Wabula onykyamula
Nkwagala nyo era ondi mu musayi
Wantambuza lujegere ku kagali
Olusi ntunula nenebuza ntino nze 'ani
Nze 'ani gwo menyera ku mugati
You brighten my day
Buli lwotambula onkyamula mukwano inside eh
When you come my way
Buli lwosembera mpulila omuliro inside eh
Girl its okay
Let me Wire wire Nze sagala kumanyamanya
Its okay
Let me Wire wire Nze sagala kumanyamanya
Ojo, tonenya nze okukwagala enyo
Kuba okukyangakyanga nakwo kuzala lenja
No lusi ntula nenebuza nze' ani ayagala omulungi nga gwe
Lengela ekiwato kyo ekyo bwekigonda
Nebaza Omutonzi bwatyo eyakuwuuna
Nebweba fitina baleke gwe tobawuuna
Kimuli kya ndagu kasendabazaana
Nkwagala nyo era ondi mu musayi
Wantambuza lujegere ku kagali
Olusi ntunula nenebuza ntino nze 'ani
Nze 'ani gwo menyera ku mugati
You brighten my day
Buli lwotambula onkyamula mukwano inside eh
When you come my way
Buli lwosembera mpulila omuliro inside eh
Girl its okay
Let me Wire wire nze sagala kumanyamanya
Its okay
Let me Wire wire nze sagala kumanyamanya
Ojo, tonenya nze okukwagala enyo
Kuba okukyangakyanga nakwo kuzala lenja
No lusi ntula nenebuza nze' ani ayagala omulungi nga gwe
Muwala ontagaza butagaza
Olusi nenelabira byenkola
Onjogeza lu china kilabika nze wansalira ga wakayima
Tegulikendera manya omukwano gwaffe baby gwalubelera
Onyumisa embela, nebwemba sefuna sijulilira baala my gal
Onyiriride, ontunulidde, nsamaliride gal
Onyiriride,nze nfukamidde akaweta nkakuwadde
You brighten my day
Buli lwotambula onkyamula mukwano inside eh
When you come my way
Buli lwosembera mpulila omuliro inside eh
Girl its okay
Let me Wire wire Nze sagala kumanyamanya
Its okay
Let me Wire wire Nze sagala kumanyamanya

Writer(s): ronnie

Bebe Cool - Wire Wire - Single
Album Wire Wire - Single
date of release
16-08-2019

Attention! Feel free to leave feedback.