Beenie Gunter feat. Eddy Kenzo - Tompaana Lyrics

Lyrics Tompaana - Eddy Kenzo , Beenie Gunter



Nga yegwe gwenjagala,
Gwempaana nga abalala sibalaba
Webukya kumakya nga yenjuba
Enjakila nendaba nze jengenda
(Yeah yeah me now)
Tompaana woba tonjagala
Tombiita wemba sikusaana
Tonkozesa nsobi nze nonumya
Kati ndeka nno nengenda.
Nze ani ananjagala
Tompaana woba tonjagala
Tombiita wemba sikusaana
Tonkozesa nsobi nze nonumya
Kati ndeka nno nengenda.
Nze ani ananjagala
Nkusaba onkwaate bulunji maama, because I′m so sensetive
Engeli jenkwagala jensubila, ela nanwe joba onjagala
Baanji nyo eyo abakulaba, nebakulimba limba olusi bakubuza
Omukwaano nyina muunji nyo kyeele, temuli byaakiyaaye sibya fele
Wemba nkuswaaza ngamba, sagala weyisengako
Omutima gunuma nga ndaba onekolezaako
Saagala omalile biseela
Saagalaa onfule muleela
Nze nja nakuloopa ewa mzei
Mugambe "Maama ono abeela ankabya"
Tompaana woba tonjagala
Tombiita wemba sikusaana
Tonkozesa nsobi nze nonumya
Kati ndeka nno nengenda.
Nze ani ananjagala
Tompaana woba tonjagala
Tombiita wemba sikusaana
Tonkozesa nsobi nze nonumya
Kati ndeka nno nengenda.
Nze ani ananjagala
Aliba ani oyo
Alivaawa oyo
Yenga asindikidwa ani
Mbuza oyo



Writer(s): Baguma Cresent


Beenie Gunter feat. Eddy Kenzo - Beenie Gunter
Album Beenie Gunter
date of release
21-07-2017



Attention! Feel free to leave feedback.