Benon Mugumbya - Webale Lyrics

Lyrics Webale - Benon Mugumbya



Gyenvudde tebibadde byangu nyo
Kitange yandeka nga nkyali mulubuto lwa mmange
Naye nno munange esaala za mmange
Zampanyilira wamu ne baganda bange
Ntoby'entalo nwanye meganye nebanagwano
Mubuli kim'onyabye obaddewo kuva butto
Obugabirizibyo no bukumi bwo
Byankwatako byambikako
Ekisakyo ekiingi mwattu kimala
Wandaga ekubo nze wampumuza
Webale kunjyagala webale kunyimusa
Wanyamba wanjyagala
Owomukwano wanunula
Byonna ebyali byansobeera byatereera
Wanzikakanya emeeme wampumuza
Mwattu wanjyagala
Wagumikiriza no niinda
Byonna ebyali byansobeera byatereera
Wanzikakanya emeeme wampumuza
Webale okunjyagala
Oh mwattu webale Baaba
Kati ntula kumeeza ezabalangira
Nyimbira egwanga ngeno bwenkuwereza
Ebinene byokola njyanga kujurira
Era nkusaba ompe ekisa neme kuyosa kukwebaza
Kankuyimbire oluyimba olujya
Leka nkuyimuse elinyalyo ligulumizibye
Leka nkutendereze Yesu
Ekisakyo ekiingi mwattu kimala
Wandaga ekubo nze wampumuza
Webale kunjyagala webale kunyimusa
Wanyamba wanjyagala
Owomukwano wanunula
Byonna ebyali byansobeera byatereera
Wanzikakanya emeeme wampumuza
Mwattu wanjyagala
Wagumikiriza no niinda
Byonna ebyali byansobeera byatereera
Wanzikakanya emeeme wampumuza
Webale okunjyagala
Webale
Afoyo matek
Asante sana
Wanyamba wanjyagala
Owomukwano wanunula
Byonna ebyali byansobeera byatereera
Wanzikakanya emeeme wampumuza
Mwattu wanjyagala
Wagumikiriza no niinda
Byonna ebyali byansobeera byatereera
Wanzikakanya emeeme wampumuza
Webale okunjyagala
Wanjyagala (Wanjyagala)
Wanunula (Wanunula)
Wansitula (Wansitula)
Owomukwano webale
Wanjyagala (Wanjyagala)
Wanunula (Wanunula)
Wansitula (Wansitula)
Owomukwano webale
Webale okunjyagala
Webale
Byonna ebyali byansobeera byatereera
Webale okunjyagala



Writer(s): Benon Mugumbya


Benon Mugumbya - Webale
Album Webale
date of release
09-08-2018

1 Webale




Attention! Feel free to leave feedback.