Lyrics Osobola - Bobi Wine
All
man
Remember
that
everything
you
believe
You
can
achieve
man
Watch
this!
Eh
Mbalabye
bangi
mu
bulamu
abatoba
Abamu
ne
baggwamu
amaanyi
ne
bakita
Naye
leero
kambagambe
amazima
Bw'olemerako
munnange
omalako
Kati
twasalawo
ffe
kulumba
nalo
Nga
twesiga
Mukama
Katonda
Kubanga
ne
Dawudi
yanyiga
Goliyaasi
Nga
yesize
Mukama
Katonda
Wadde
ng'embeera
ekaaye
osobola
Nkusaba
toggwamu
ssuubi
osobola
Manya
Mukama
waali
osobola
Osobola
embeera
yonna
Eeh
wadde
ng'entiisa
nnyingi
osobola
Nga
Mukama
waali
osobola
Kale
no
toggwamu
maanyi
osobola
Osobola
mu
mbeera
yonna
Ggulawo
amaaso
otunule
Kuba
bw'ozibiriza
ensi
yo
egenda
Nsonga
za
ggwanga
mujje
Okumanya
kwo
kwe
kuyamba
abalala
Ebikunyiga
by'ebinnyiga
tubikwase
maanyi
ebyo
Twebereremu
tetupowa
Tukyuse
embeera
eno
Naye
nga
osobola
okukyusa
embeera
Wadde
nga
olowooza
otuuse
ku
kisenge
Osobola
okulaba
kw'ebyo
bye
waloota
N'obituukako
in
your
lifetime
Kasita
okola
n'amaanyi
n'olemerako
Ebirala
obikwase
Katonda
Jjukira
abalemerako,
be
bamalako
Enjogera
eyo
yaffe
kuva
dda
Kati
ggwe
abadde
alowooza
nti
ebintu
bya
balonde
Leka
nkubuuse
ate
Naawe
abadde
amanyi
nti
ebintu
tebisoboka
Example
ye
ffe
Kati
no
tebakutiisa
Tebakufiisa
Tebakunyoomanga
Naawe
ebintu
obiyinza
Abali
mu
buyinza,
tebakukanganga
Wadde
nga
bajja
na
bitala
bajja
na
lyanyi
Ffe
tuzze
na
Mukama
Katonda
Kuba
ne
Dawudi
eyakuba
Goliyaasi
Yakwata
bukwasi
jjinja
Ffe
twava
mu
Ghetto
kulumba
nalo
Nga
twesize
Mukama
Katonda
Kubanga
ne
Dawudi
yakuba
Goliyaasi
Nga
yesize
Mukama
Katonda
Remember,
everything
is
possible
If
only
you
believe
You
can
achieve
Hahaha
Abo
tebakulimba
Abawoza
tolumba
Katonda
talimba
Manya
ye
Defender
Abo
tebakulimba
Manya
ba
pretender
Katonda
talimba
Manya
ye
Defender
Abo
tebakulimba
Abawoza
tolumba
Katonda
talimba
Manya
ye
Defender
Ne
Dawudi
yanyiga
Goliyaasi
Nga
yesize
Mukama
Katonda
Attention! Feel free to leave feedback.