Cindy Sanyu - Kiki Lyrics

Lyrics Kiki - Cindy Sanyu



Mmmh Mmmmh
Zuli tums pon dis
Star marker
Record breaker
Yeah
Zuli
Drop the beat
Oyagala nkulage ku busungu bwange, ahaa
Ndowooza oyagala tukyuseemu ku mpisa zange, ehee
Gwe lwaki otandise okugabagaba ebintu byange, ahhaaa
Baby biki bino byotandise muka gaffe, ahaa
Tell me
Sikyafumba bulungi
Oba empisa zange zenfu
Sikya ku kyamula
Mbulila kiki ekikutawanya
Sikyafumba bulungi
Oba empisa zange zenfu
Sikya ku kyamula
Mbulila kiki ekikutawanya
High
Faded
High., so faded
Buno bu demu obukulalula sina bwa class yange, ahaa
Mbusingila wala gwe laba figure yange, eheee
Gwe buli buli lw'osiluwala gwe manya oswaaza nze, ahhaaa
Walali oli kyejjusa daddy nga nekyanze, ahaa
Tell me
Sikyafumba bulungi oba empisa zange zenfu
Sikya ku kulalula kusabula
Mbulila kiki ekikutawanya
Sikyafumba bulungi oba empisa zange zenfu
Sikya ku sabula kulakula
Mbulila kiki ekikutawanya
High
Faded
High., so faded
Dem chikidiz
Are never gonna give
You what you need
Honey
Swetitititi
Nkwetagila wano
So come near me me
Baby
End.



Writer(s): cindy sanyu


Cindy Sanyu - The King Herself
Album The King Herself
date of release
15-04-2019




Attention! Feel free to leave feedback.