David Lutalo - Nandikuluse Mukyalo Lyrics

Lyrics Nandikuluse Mukyalo - David Lutalo



Munange nondekawo mbasigade mubanga.
Bambi Tovawooo, tondekangaaa,
Ndabye nekyegyegyo mpambatiranga.
Eee, Eee. waliwo omukwano lwegumpitamu, Bwoba toliwano
Nyongobera.
Naye Bwoba Wendi megereramu...
Tovanga Wendi njakuzirika...
Munange maama nebwembuzabuza amaziga gongera kufukumuka...
Nebwendoowoza nti Bakututeko.
Nze era emere enema okumira...
Kale mburirako byoyagala, Guno omukwano gweninawo...
Njagala nkuwe nga sematira...
Otwale nebwomalawo...
...
Munange nondekawo mba nsigadde mubanga,,,
Bambi manya gwe muntu gwemalirako endowooza nomutima gwange,,, weka!
Nondekawo Oooh,, Ohh, mbasigade mubanga,
Bambi manya,,, gwe muntu gwemalirako
Endowooza no mutima gwange... weka!
Mukwano gwange manya, Sirina ampumuriza... kumwoyo!
Erabworivawo ndifabufi munange!
Gwe gwendowoozako, yegwe amumbirira...
Nga Mpurira kwagalanyo nkoletya banange!!?
Nze love yo gyenina,, buri kadde yogerako. era sirikurekerera nesiga kinange... Eeh.
Kwatako, Oooh. Oohh, oh
Mpurira ngenda kugwa, ngambako nti Oba...
Ojagalanyo olinga nze, Eeh...
Bwobawano. ooo Oooh,
Mpurira mpomerera, bwovawano mpungamu ninga ntee... eahh
Nebajanga banji nembambuza nga naye nasimba emirandira,,,
Sibawa nabuude mbagoba mubwangu tebavako kalunsamburira...
...
Munange nondekewa. Oooh Oooh, eeh mbasigade mubanga,
Bambi manya, gwe muntu gwemalirako endowooza nomutima gwange,, weka!
Nondekawo,, Ooh, Ohh, mbasigade mubanga, Bambi manya.
Gwe muntu gwemalirako endowooza nomutima gwange.
Naye bwovva Wendi ngamatide, patta leka nkutuffu,,,
Mbera nempolokota kolokota nga mumpale Omuri ensanafu...
Eeh,, Bambi tonjiwanga,,, nze gwe Gwendiko.
Gold namasanga,,, byona bya Kitoo...
Nebwempala paryanya,, ndikumutego gwo nyabo ondide...
Akutunurira gwe mpalana,,, temukanura maso Neda yaye...
Kati mwenyezako, bakontole emimiro...
Jangu wano nderako, basongole emimwa...
Lwolindekawo obwo Bubba butwa siriwona Ndaba mpedde.
Bwendisimatuka ekyokufa, siridira mukwano ndiba ntade. Ooh, Ooh.
...
Munange nondekawo mbasigade mubanga, Bambi manya!!.
Gwe muntu gwemalirako endowooza nomutima gwange. weka!
Nondekawo Ooh, Ooh mbasigade mubanga,
Bambi manya, gwe muntu gwemalirako endowooza nomutima gwange. weka!!!



Writer(s): david lutalo


David Lutalo - Mapenzi
Album Mapenzi
date of release
10-06-2014




Attention! Feel free to leave feedback.