Irene Ntale - Sembera Lyrics

Lyrics Sembera - Irene Ntale



Intro
Boy come closer,
You know that i need yah
Our love is forever
It will never melt away.
Boy come closer
You know that i need yah
Me and you together
Every step all the way
Eh...
Sembera funa ne'wotula
Bino silidamu kubyogera
Nkwagalanyo okuva kunsi
Mpaka kumwezi, nokukomawo
Bwo'banga onjagala ndi wamukisa
Nekibuuno'mu yakayitawo
Yena akusumbuwa
Amara bisera bye dear
Mugambe nti yakeleewa
Gwe olinga calendar
Nze lwesikulaba teli lunaku lwemanya
Omasamasa nga zabu nga'mayinja
Go'mayanja ensimbi zembala
Sembera aaah ah aaah
Owomukwano sembera
Nga sunaba kusanuuka 2
Nkunonyeza teli wesituuse,
Naye tebakutundayo mubutale
Nenebuuza ko nekumikwanojo
Kyona kyoyagala n'emisale
Nja kutuyaana, Nja kuyiya
Nja kukola kye'nsoboola
Byoona ela mbikole
(Baby) olinga calendar
Nze lwesikulaba teli lunaku lwemanya
Omasamasa nga zabu nga'mayinja
Go'mayanja ensimbi zembala
(Eh)Sembera aaah ah aaah
Owomukwano sembera
Nga sunaba kusanuuka 2
(Eh)Zibula amatu go
Wulila amaziga agayika
Nga nkukabira
Wemba nasobya sonyiwa
Ebibi siridamu ku bikola
N'omutima gwaguma dda
Guli wamu tegulidamu kumenyeka
(Baby) olinga calendar
Nze lwesikulaba teli lunaku lwemanya
Omasamasa nga zabu nga'mayinja
Go'mayanja ensimbi zembala
(Eh)Sembera aaah ah aaah
Owomukwano sembera
Nga sunaba kusanuuka 4
Boy come closer,
You know that i need yah
Our love is forever
It will never melt away.
Boy come closer
You know that i need yah
Me and you together
Every step all the way 2
Oh sembera
Sembera ow'omukwano
Eh...



Writer(s): Irene Ntale


Irene Ntale - Sembera - Single
Album Sembera - Single
date of release
21-02-2016




Attention! Feel free to leave feedback.