John Blaq - Maama Bulamu Lyrics

Lyrics Maama Bulamu - John Blaq



A John Blaq bwoy bwoy Mr aya basi (Your Boy)
Wani
When love forms never sabotage it
We're too tight like a Dube concert
Omukwano gwaffe gwa bbeyi si layisi
Tegulifa mangu si mata mabisi
Mukwano gw'olina mufirika
Guno tegutera kulabika
Gwe wakimala nawanika
Byonna nabitala nayalika
Anyway
In na your loving I confide
Bwekuba kubuuza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder si parasite
Maama bulamu
Mu nsi muno oli omu
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu
Kabiriiti
Maama bulamu
Mu nsi muno oli omu
Kabiriiti
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu
Kabiriiti
Oli omu oti
My lady
African butterfly sailing
Ffe tuli ku meeri
Bwe tuva wano ku wooteeri
Olina enyonta
Can I give you water?
My Queen yenze Kabaka
Bwemba ngwa singa ombaka
Mukifuba kyo neneebaka
Nonyumiza ku love story
Love story nga tuli babiri in my bed bae
Nonyumiza ku love story
Love story favorite bed time story bae
Anyway
In na your loving I confide
Bwekuba kubuuza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder si parasite
Maama bulamu
Mu nsi muno oli omu
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu
Kabiriiti
Maama bulamu
Mu nsi muno oli omu
Kabiriiti
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu
Kabiriiti
Oli omu oti
Kululwo bali bali balifa ndaza
Balidaaga
Kululwo n'ebigambo byange ndibisengejja
Wulirizanga
Nebwendiba nga nyomba sirikozesa biri ebigambo ebitunga
Nebwendiba nga nwana sirikukubisa giri emiggo egikaabya
Anyway
In na your loving I confide
Bwekuba kubuuza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder si parasite
Maama bulamu
Mu nsi muno oli omu
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu
Kabiriiti
Maama bulamu
Mu nsi muno oli omu
Kabiriiti
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu
Kabiriiti



Writer(s): John Kasadha


John Blaq - Maama Bulamu
Album Maama Bulamu
date of release
31-07-2019




Attention! Feel free to leave feedback.