John Blaq - Mama Bulamu Lyrics

Lyrics Mama Bulamu - John Blaq



Ah John Blaq
Ah bwoy bwoy
Mr aya bass. Yo bwoy
Gw'ani
When love form never sabotage it
We are too tight like a Dubbe concert
Omukwano gwafe gwa beyi silayisi
Teguliffa mangu simatta mabiisi
Omukwano gwolina mufilica
Guno tegutela kulabiika
Gwe wakimala nawanika
Byona nabitala nayabika
Anyway
Ina yo lovin' nah you confide
Bwekuba kubuzza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder si parasite
Mama bulamu
Munsi muno oli omu
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu (kabiliti)
Mama bulamu
Munsi muno oli omu (kabiliti)
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu (kabiliti)
My lady
African butterfly sailing
Ffe tuli kumeli
Bwetuva wano ku hoteli
Olina enyonta, can I give you water?
My queen yenze kabaka
Bwemba ngwa singa ombaaka
Mukifubakyo nenebaka
Nze nyumiza ku love story (love story)
Ngatuli babiri ye ma baby be
Nze nyumiza ku love story (love story)
Favorite bedtime story bae
Anyway
Ina yo love Ina you confide
Bwekuba kubuza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder si parasite
Mama bulamu
Munsi muno oli omu
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu (kabiliti)
Mama bulamu
Munsi muno oli omu (kabiliti)
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu (kabiliti)
Kululwo
Bali bali baliffa ndazza (balidagga)
Kululwo
Nebigambo byange ndi bisengejja
Nebwendiba nga nyomba
Silikozesa biri ebigambo ebitunga
Nebwendiba nga nwana
Silikukubisa gyili emiggo egikabya
Anyway
Ina yo love Ina you confide
Bwekuba kubuzza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder si parasite
Mama bulamu
Munsi muno oli omu
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu (kabiliti)
Mama bulamu
Munsi muno oli omu (kabiliti)
Tewali kibulamu
Gwenkigamba oli omu (kabiliti)



Writer(s): John Kasadha


John Blaq - Mama Bulamu
Album Mama Bulamu
date of release
29-01-2019




Attention! Feel free to leave feedback.