King Saha - Omuwana Lyrics

Lyrics Omuwana - King Saha



Ono King Saha wo
Akulumbye na'lo eehh,
Ne Baur naakoona agikoona
Na'loo eehh...
It has been a long time a long time
Nga sikulabakooo,
Sikyakulabako ne waka gwe
Tokyakyamawo.
Leeta essanyu ewaka tokyusa namba olimu ekyama,
Katonda nsasira ono byemugamba abitwale ng'ensonga.mmmmn!!
Before I say I love yo so,
U say u love so.you come n
Take my stress away, u take my stress away. Olwo nga nkulindanga, essimu nga
Ngi charginga byogamba siribikyusanga, ngambaaa
X2
Simanyi oba ompulira?
Mwana ggwe
Nze nkuyita tompitaba
Mwana ggwe
Gwe wangamba ojja kuddamu?
Mwana ggwe
Kati kiki ondaaza?
Mwana ggwe
Simanyi oba ompulira?
Mwana ggwe
Nze nkuyita tompitaba
Mwana ggwe
Lwaki byenkugamba tobiddamu?
Mwana ggwe
Ngaate ompulira
Mwana ggwe
Nze njagala okimanye nkunoonya na'looo eehh
Buno obubaka olubulabako
Njagala onsalekoooo eehh
Yadde tebaggamba nti nkwagala nnyooo eehh.aaah
Njagala okimanye nkulinze
Bwekirema ntiimbe ebipande.
Nze nkulinze njagala nnyo nkusange,
Njagala nkubulire ensonga ku guitar oba nkube ennanga,
Nkuteeke mu mbeera, nzigyewo ebyakunyizanga
Nga nkuyita ompitaba
Nga nebwenkungamba tonyanukula...
Simanyi oba ompulira?
Mwana ggwe
Nze nkuyita tompitaba
Mwana ggwe
Gwe wangamba ojja kuddamu,
Mwana ggwe
Kati kiki ondaaza?
Mwana ggwe
Simanyi oba ompulira?
Mwana ggwe
Nze nkuyita tompitaba
Mwana ggwe
Lwaki byenkugamba tobiddamu?
Mwana ggwe
Ngaate ompulira
Mwana ggwe
Nze nganfubye nkuwereze ebbaluwa!!
Eno ebbaluwa ebigambo
Nze mbijja ku mutimaaa,
Gwe tobitya ebimu birimu amaziga,
Era gegagubya olupapula
Olwali lutukula aah
Wenakuttiza totunulawo,
Noonya wenassa ebigambyo byo,
Nali nakuuma ekyama kyo
Walaaahi,
Nze kati kyensabaa
Bwebiba bigaanyi tontya Mukwano,
Mpitaaa nze Wendi nzigirawo
Misindee
Simanyi oba ompulira?
Mwana ggwe
Nze nkuyita tompitaba
Mwana ggwe
Gwe wangamba ojja kuddamu?
Mwana ggwe
Kati kiki ondaaza?
Mwana ggwe
Simanyi oba ompulira?
Mwana ggwe
Nze nkuyita tompitaba
Mwana ggwe
Lwaki byenkugamba tobiddamu?
Mwana ggwe
Ngaate ompulira
Mwana ggwe
Ono King Saha wo akulumbye
Na'looo eehh(Mwana ggwe)
Ne baur nakoona agikoona
Na'looo eeh(Mwana ggwe)
Ono King Saga wo akulumbye
Na'looo eeh(Mwana ggwe)
Ne baur nakoona agikoona
Na'looo eehh...(Mwana ggwe)
...Mwana ggwe
...Mwana ggwe
...Mwana ggwe
...Mwana ggwe(Henri.w)




King Saha - Mutima Gwo
Album Mutima Gwo
date of release
23-03-2015




Attention! Feel free to leave feedback.