King Saha - Sikyakusobola Lyrics

Lyrics Sikyakusobola - King Saha

Why?
King Saha mu Audio One
Why? (uh)
Excuse me princess, oh I need to go
Ekkubo olizibye, ng'ate I wanna meet my darling
I don't want to waste time, kuba omumanyi nawe
Sagala omunyize, simulaabangako nganyinze
Ono mwana mukwata mpola
Tomanyi bweba kwata mpola
Tanyiiga, ye tali nvuma
Onvuma omanyi n'okuba
Ekisobye nga yetonda
Tomanyi byakwetonda
Buli kadde ab'anesunga, oh why
Olaba onsindika neyo gyesagendanga (sikyakusobola)
Wanjigiriza n'emize emibi nze gyesakolanga (sikyakusobola)
Yegwe wantuma, ndeka mbere eno gyewantuma (sikyakusobola)
Tewali mubi, simanyi eyo gyewajja emize emibi (sikyakusobola)
Nga nafuba ndabe nga buli kyensobola okifuna
Nga sebaka njagala osoke obe n'esanyu ku matama
Nga ekiba kiremye to get, nfuba wakiri nze newole
Nga sikulaga kinemye, yeah
Wano olulala wakuba esimu, ng'oyagala nsimbi nkumu
Walabirawo nga ndese ensimbi (yeah yeah)
Nze nalinga nfuba, ndabe ng'osanyuka
Bulikadde wekyanga, kati nakukowa
Olaba onsindika neyo gyesagendanga (sikyakusobola)
Wanjigiriza n'emize emibi nze gyesakolanga (sikyakusobola)
Yegwe wantuma, ndeka mbere eno gyewantuma (sikyakusobola)
Tewali mubi, simanyi eyo gyewajja emize emibi (sikyakusobola)
Oh darling, sirikudira, nebwendaba akufanana mwewala
Sirikudira, nabuli gyetwagendanga siridayo oh
Sagala kudamu kulaba,nagoba!
N'esimu yo nze sijijukira, ah yeah
Twali m'mupiira, nga gwe alamula omupiira
Wamala bubi omupiira
Kati ompita tudemu, ate tuzanye no!
Sida mabega (oh oh)
Sagala kwejusa (oh oh)
Byewankola byamala-a yi, oh no!(oh oh)
Olaba onsindika neyo gyesagendanga (sikyakusobola)
Wanjigiriza n'emize emibi nze gyesakolanga (sikyakusobola)
Yegwe wantuma, ndeka mbere eno gyewantuma (sikyakusobola)
Tewali mubi, simanyi eyo gyewajja emize emibi (sikyakusobola)
Olaba onsindika neyo gyesagendanga (sikyakusobola)
Wanjigiriza n'emize emibi nze gyesakolanga (sikyakusobola)
Yegwe wantuma, ndeka mbere eno gyewantuma (sikyakusobola)
Tewali mubi, simanyi eyo gyewajja emize emibi (sikyakusobola)
Oh-oh oh, sikyakusobola
Oh-oh oh, sikyakusobola
Oh-oh oh, sikyakusobola

Writer(s): King Saha

King Saha - Sigino
Album Sigino
date of release
30-04-2014

Attention! Feel free to leave feedback.