Lydia Jazmine - Omuntu (feat. Sheebah) Lyrics

Lyrics Omuntu (feat. Sheebah) - Lydia Jazmine



Nzize kusomesa agawalayi
Yenze queen sheebah
Jazmine asomesa walahi
Ekitonde kye bayita omuntu, omuntu
Ekisolo kyebayita omuntu, omuntu
Omuntu ajja nakulimba mbu aleese plan ena
Kuzimba
Ebinyo nobitunda naye nga akubala bwakutunda
Omuntu kyekimera ekitetaaga mirandira okumera
Omuntu wambeera kyemanyi buli muntu nembeera zze
Aba nobugambo obuwoomu (true)
Kabe mulokole oba musiramu (true)
Tagendeka mwanaddamu oyo emitima balina na gya Sadaam
Katonda yatonda omuntu, yatonda omuntu, ddala yayiiya omuntu
Nalabangako jane mu mukwano ogwakabi ne Ben
Ben yasuubiza Jane nti embaga eribeera ku mmere
Hhaa mbu mukwanjura abazzadde aliatonera benz
Jane yattabuka nadduka ne ku baawe nagya atunulira Benz
Benz teyagifuna
Nembaga emmeeri jane teyagiraba olwakimanyi
Ben gweyatomera talina na sente bwavu bweyatomera
Yaddayo ewabwe gyeyakulira alima lumonde, ewabwe gyeyakurira
Ehhh oyo yemuntu muntaayi tozanyisa omuntu
Katonda yatonda omuntu, yatonda omuntu, Ddala yayiiya omuntu
Akugamba faasi kati ezzadde pe mbu
Yegweyasooka alisembayo kubanga your real
Omuntu wa kunyumwa negyemuva olowooza akulaga gye mulaga
Muntandikwa ayogera ne museka ngo olowooza alikuwa no obusika
Mumikwano egyo mwebekweka
Face ezzo ezimwenya
Tolowooza nti abamwenya, teri lunaku bwe balikusiima
Katonda yatonda omuntu ehhh, yatonda omuntu
(Omuntu taswaala) yayiiya omuntu (banange)
Ehhh omuntu, omuntu oyo
Omuntu omuntu oyo



Writer(s): Lydia Jazmine


Lydia Jazmine - You & Me
Album You & Me
date of release
04-05-2019




Attention! Feel free to leave feedback.