Pallaso - Bareke Abo Lyrics

Lyrics Bareke Abo - Pallaso



Do do do do, do do do do
Kama Ivien (oh yes)
Do do do do, do do do do, do do do do
Oh yes
Baby bareke abo, baagala kutwawula (see I just wanna make you feel alright)
Hmm bareke abo, baagala kutwawula
Ash Beats
Kati nkugabira omutima
Gwe sweet gwe nasima
Abalala banema
Bajinzejinze ebigambo nga bagala nkukyawe, nz′okukyawa kwanema
Wanteka mu bulamu wampa essanyu, kiki ate kyenjoya
Kati kyetubuzayo, kuzala baana bambi baby wange tonjiwa
Gimme some time, nsabayo akadde nawe
Nyumyemu ku mboozi nawe
Baby maybe one night, or tonight so maybe forever
Cause I'll never let you down, tusabe ne Mukama atukume
Teri kiyinza kwawula, kwawula
Baby bareke abo, baagala kutwawula (I can′t believe this baby girl)
Hmm bareke abo, baagala kutwawula (Ash Beats)
Kati wesigame kunze, bambi ber'awo wenkulabira
Mukwano gwo gufuse, bingi ny'omutima kwegukubira
Bakuntunga mu diba, kyona kye wategesa amazima onina
Njagala onteke mu ssanyu lyetutagenda kwejusa, nze lyengyoya
Nze benasingira ddala ate okwagala, ate tebanyumya nga byenkola
Nabali ab′okumutima, mikwano gyange egyadala najjo ne jidduka
Nze nkwebaza waguma olaba n′olwazzi lumala ne lwatiika
Njagala nkuse mu ssanyu, gw'asanye okweyagalira mu byenina
Gimme some time, nsabayo akadde nawe
Nyumyemu ku mboozi nawe
Baby maybe one night, or tonight so maybe forever
Cause I′ll never let you down, tusabe ne Mukama atukume
Teri kiyinza twawula, twawula
Baby bareke abo, baagala kutwawula (I love you baby girl)
Hmm bareke abo, baagala kutwawula (I love you and you know know know)
Kati wesigame kunze, bambi ber'awo wenkulabira
Mukwano gwo gufuse, bingi ny′omutima kwegukubira (you don't know)
Herbert skills pon the one
Yeah yeah oh
Do do do do
I wanna let you know this



Writer(s): Pallaso Mayanja


Pallaso - Bareke Abo - Single
Album Bareke Abo - Single
date of release
29-10-2021




Attention! Feel free to leave feedback.