Pallaso - Malamu Lyrics

Lyrics Malamu - Pallaso



Sho
You shoot the arrow straight to my heart
Ogenda n′ontunuulira nze ne nsabbalala
And slowly I might be falling in love
I will never ever take it for granted
Tuba babiri nno eyo gy'okeesereza
You whine it on the beat olwo ne nekomberera
Onoonya camera ng′ate nze agirina
Olwaleero nina okukulaba
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala
Ma Baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala
Omulungi bwe biba nga binyuma
Bwe biba binyuma tusaananga ne tubiddamu
Ka cinema bwe kaba nga kanyuma
Akaba kanyuma tusaananga ne tukaddamu
Omutima gwange, obanga ogwagala gutwale
Bwoba nga ogwagala gutwale
Obulamu bwange, bwoba ng'obwagala butwale
Bwoba ng'obwagala butwale
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Oluggi lw′omutima gwange waggulira ku ppata
Abalijja ekikeerezi balitusanga ku mbaga
Ojjanga ne nkusiigira omugaati gwa butter
Ka chai ka mudalasiini mu kikopo kya ggama
Bino sure, wamma baby totya
Onywezanga ky′okutte w'okutte tota
Gwe waddira omuzannyo n′ogugaziya
Wawanika eri gye batatuuka
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Baby malamu
Malamu
Eddie Dee
Malamu bakwongere endala
Ma Baby malamu
Red Pro
Malamu
Malamu bakwongere endala
A Karma Ivien



Writer(s): Pallaso, Pallaso Mayanja


Pallaso - Malamu
Album Malamu
date of release
11-08-2020

1 Malamu




Attention! Feel free to leave feedback.