Pallaso feat. Ziza Bafana - Mpeke Lyrics

Lyrics Mpeke - Pallaso , Ziza Bafana



Guwooma okusinga sweet (yeah eh eh)
Nga Eddie Dee nyiga ku switch
Ron D' Don, Pallaso (hmmm)
Bafana (don't know)
Disco Music Empire
Pallaso
Gukuba emizimu ne gidduka (eeh)
Guleeta n'abato okudduka ewaka (eeh)
Ab'ebitiibwa gubazza ku makya (eeh)
Bukya tomanyi anti binyuma kufa
Olw'eggulo lutuuka engoye nga tukuba
Engatto ne tunyweza ekibuga kinyuma
Ne tunyiga ebyana eby'okunywa ne tutumya
Ne tudigida ppaka emmambya lw'esala
Both
Omubali mpeke mpeke mpeke
Mpeke mpeke owona
Turn up di vibe, turn up di vibe
Omuziki mpeke mpeke mpeke
Ddagala lya mutima
Girl move your body, Girl move your body
Omubali mpeke mpeke mpeke
Ozina owona
Turn up di vibe, turn up di vibe
Guno omubali mpeke mpeke mpeke
Ddagala lya mu mutima
Girl move your body, Girl move your body
Both
Kuma kuma omuliro gwake (eh)
Oba tukeesa tukeese (eh)
Dj kuba ekidongo tuzine (eh)
Abalinamu tujooge (eh)
Buno obulamu bunyuma okutte eri (eh)
Ng'ensonyi ozitadde ku bbali okwanye oli (eh)
Leero tuli bagunywa tabula enkangaali (eh)
Omwana wabandi muwe enkoko
Enkya anampa biri
Both
Oh what a blessing!
Your body look amazing
Kuba kuba kuba the feelings am getting
You certify me am busy meditating
We gonna turn up there's no regulating
Ne bawoza mbu maanyi ga kivubuka
Poliisi n'etugaana ne tuzunga lwa mpaka
Gukuba ng'ebikompola ebibwatuka
Nebwetuba twebase ne gutuzuukusa
Tunyumirwa abateesi ne babutuka
Twevuga sipiidi ogamba tuli bidduka
Ne batugobayo naye tetupowa
Singa kisoboka ne tubirya ne tukkuta
Aah, buzibye kati nyiga akade
Ab'ebiwato ebigonda bo basanjagwe
Brrrr, ab'ebizibu ssi ba da da de
Leero lwa ssanyu ssi lwa nnaku ng'olwa yesterday
Mi dem, sweet dem
Piririri mi running
Mwendi Bafana mi run the show digit mi cellphone
Bi bi Bafana storm dem style mi get di dial
Wanna listen to me vibing di gunter went blind
Kano ka collabo ka ddala kakuba mu byenda
Tingisha baby nnyabo onkubye ombunya mu nsonda
Kanyeenye bwe kanaagwa ku kitiiyo onaakalonda
Big two style Ziggy Dee style Bafana di dial
Both
Kuma kuma omuliro gwake (eh)
Oba tukeesa tukeese (eh)
Dj kuba ekidongo tuzine (eh)
Abalinamu tujooge (eh)
Buno obulamu bunyuma okutte eri (eh)
Ng'ensonyi ozitadde ku bbali okwanye oli (eh)
Leero tuli bagunywa tabula enkangaali (eh)
Omwana wabandi muwe enkoko
Enkya anampa biri
Kyenda mu mwenda
Yalika!



Writer(s): Pius Lizard Mayanja


Pallaso feat. Ziza Bafana - Mpeke
Album Mpeke
date of release
22-05-2021

1 Mpeke




Attention! Feel free to leave feedback.