RADIØ - Nkwagala Lyrics

Lyrics Nkwagala - RADIØ



Essawa weliba etuuse
Nga owulila okoyee okundaba
O'nyamba nga mukwano no ngamba
Nenonya ekyo kola
Bwebulikya nga owulila okoyee
Eh eh
Nga no mutima tegukya ndi kho
Oh oh
O'nyamba nga mukwano no ngamba
Ah ah
Nenonya ekyo kola
Nze olusi nkowa ne ngamba ka kuveko
Ebyo kulinda nga omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Lwakuba omutima gwange gulyeyo gyosula
Naye mukwano nkwangala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nkwagala nyo mukwano nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nze Nkwagala nyo mukwano
Nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Abanto balina emibango
Babela ba kugamba ndi muzzi wa misango
Amazima eki batawanya obwongo
Babela bagala kubela awo woli
Abantu nga balina emibango
Babela ba kugamba ndi muzzi wamisango
Oh oh
Amazima eki batawanya obwongo
Nabo ela bagala kubela ko awo woli
Nze lusi nkowa nengamba kabiveko
Ebyo kulinda omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga nidda
Lwakuba omutima gwange ngu lyeyo gyosula.
Naye mukwano nkwangala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nkwagala nyo mukwano nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nze Nkwagala nyo mukwano
Nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Katonda yatwala obudde
Nakunganya obulungi bwona
Nabuwumba wuba nabugatta
Bwona nabutekka kugwe
Katonda yatwala obudde
Nakunganya obulungi bwona
Nabuwumba wuba nabugatta
Bwona nabutekka kugwe
Amasso go malungi bwo tunula
Gwe bwoyogela oba nga ayimba
Oh oh
Mukwano olimulungi nyo
Mu bulungi mukama teyakusela
Ndi munnafu nze amanyi ngasigwamu
Sikyanza na kunonya mulala
Namanso nga ndanga gwe
Nti gwe asinga
Sisubila nti gali ngalimba
Nze olunsi nkowa
Nengamba kabiveko
Ebyo kulinda omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Kuba omutima gwa nge gulyeyo gyosula
Naye mukwano nkwangala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nkwagala nyo mukwano nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nze Nkwagala nyo mukwano
Nkwagala
Nyo nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala
Nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala nyo mukwano nkwangala
Nkwagala nyo nyo nyo
Nkwagala nyo mukwano nkwangala
Nkwagala nyo nyo nyo
Essawa weliba etuuse
Nga owulila okoyee okundaba
O'nyamba nga mukwano nongamba
Nenonya ekyo kola
Bwebulikya nga owulilia okoyee
Eh eh
Nga no mutima tegukya ndi kho
Oh oh
O'nyamba nga mukwano nongamba
Ah ah
Nenonya ekyo kola
Nze olusi nkowa ne ngamba ka kuveko
Ebyo kulinda nga omuntu gwe sikwasa
Ekigumya nesigala nga ninda
Lwakuba omutima gwange gulyeyo gyosula



Writer(s): Radio


RADIØ - Mbagaliza Kweyagala
Album Mbagaliza Kweyagala
date of release
02-02-2018




Attention! Feel free to leave feedback.