Radio & Weasel - Nyambura Lyrics

Lyrics Nyambura - Radio & Weasel

It's a Goodlyfe
In a Goodlyfe
A further Goodlyfe, uh no
Weasel Manisal big masavu
Radio Mowzey small munene
Weasal Manisal soldier
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Nyambura lwaki tewasimanga byenkola
Nyambura so nga nefirizanga neenkuwa yeah
Nyambura bwe wakaabanga nga nze gw'okabila
Nga lw'okubye enduulu ne nziirukirira uh
Nali ku ggwe ng'ebirowoozo bindi ku ggwe
Na buli kalungi nali era nkaagaliza gwe
Naye sweety sikulimba
Nyambura nakukyawa
Ne bwe Weetonda
Sikyayinza ku kyuusa no uh
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Tewamanya mutuufu eyali akwagala
Nga tonaggwa ku mpagala
Nakwagala nnyo nnyo ne nsussa honey
Nga ggwe maziga ge nkaaba
Baakulimba nnyo nebakukyamya dear
Ggwe n'olowooza omalako
Baakusudiya nnyo ggwe n'ovimba honey
Nga nze nkimanyi na kukyaawa
Sikyayinza ku kyuusa
Ng'omanyi wambuuka
Kumbe nze na kubwaaka haa
Na kukyaawa
Sikyayinza ku kyuusa
Ng'omanyi wambuuka
Kumbe nze na kubwaaka
My girl
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
I told you my love for you will never die
Together forever you and I
Hmmm naye n'ondeka awo
Ng'ogenda webigula n'abazungu
Abalina ssente
Mpuliira b'alinamu n'obumundu yiii
You used to be my girl
One and only so right my way
Nyambura am sorry can't love you for now
Let by gones be by gones my girl
Alright eh yeah
You used to be my girl
One and only so right my way
Nyambura am sorry can't love you for now
Let by gones be by gones my girl
Alright eh yeah
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye
Lwaki onondoola
Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye
Lwaki onesibako
Eehh eeh
Oh yeah ah
Aah aah
Lwaki onesibako
Nyambura haa
Nyambura haa ah
Nyambura aahhh
Lwaki onesibako
Nyambura haaa
Nyambura haaa

Writer(s): Douglas Mayanja, Moses Nakintije Ssekibogo

Radio & Weasel - Nyambura

Attention! Feel free to leave feedback.