Sheebah - Empeta Lyrics

Lyrics Empeta - Sheebah



Gira, baby gira oleete empeta
Buli koona mba mpeta
Banyiiga ate nze nseka (uh)
Baur
Baby gira, baby gira oleete empeta
Nze mu koona mba mpeta
Banyiiga ate nze nseka (eeh)
Sabula
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono omuwala ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono guy ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Baali kkumi naye ono gwe nalonda, hmmm
Bonna baali balungi naye ono gwe nasiima
Atunula bulungi omwana gwe nalonda
Oh ne nsalawo girl oli mutwale, anyway
Gira, baby gira oleete empeta
Nze mu koona mba mpeta
Banyiiga ate nze nseka, uh
Baby gira, baby gira oleete empeta
Nze mu koona mba mpeta
Banyiiga ate nze nseka, eeh
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono omuwala ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono guy ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Nsanyuse nnyo kuba nfunye omubeezi
Omwana anambeesabeesa anamponya
Abakuuzi
Ssibalimba bankudde nnyo kati nfunye
Ekituufu
Ka mutwale ewange nze mulage amapenzi
Alina ekirungi tabulwa bateesi
Ono omwana njagala mwagale munyiye
Abateesi
Kamutwale gwe kiruma antwale ku poliisi
Oh maama physically fit laba ki baby face
Anyway nsanyuse
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono omuwala ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono guy ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Yes, alina figure ne face
Nze namulabye ng′akubye evening dress
Bwe mugambako nze mbeera sikoze offence
Unless, kamugambeko incase
Tunuulira figure angalia baby face
Amukwatako nze mutwale ku poliisi
Baby oliko ka baby face
Olimu ebitambuza ensi
Gwe sukaali mu ka chai
Nkuba empeta walaayi
Mpeta mpeta muwase akimanye
N'abateeka bateeke kibanyige
Kibanugune, kibanigine, kibadugude
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono omuwala ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote
Ono guy ka mukube empeta
Ebyenda bibeetokote tokoto tokote



Writer(s): King Saha, Sheebah


Sheebah - Samali
Album Samali
date of release
10-08-2020




Attention! Feel free to leave feedback.