Spice Diana - Nasimatuka Ex Lyrics

Lyrics Nasimatuka Ex - Spice Diana



Aah, Yampisa bubi nze ne mulekawo Yasumagira nze ne mulagako Eno
Beats Spice Diana Chorus Wabula nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex
Bwe kuba kusimattuka Nze nasimattuka nnyo Nasimattuka ex Wabula
Nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex Bwe kuba kusimattuka Nze
Nasimattuka nnyo Nasimattuka ex Verse 1:
Sirina na kwejjusa kwonna Taliiwo naye obulamu bugonda Yalinga nga
Yenyiizanyiiza Nga yekyangakyanga Nga yepankapanka Yali alowooza mbu
Bwanagenda Yali alowooza mbuno ngya kusemba Kumbe kati ate obulamu
Buwooma Taliiwo naye ate life ewooma nnyo N'okwenda yali ng'ayenda
Ndaba nga yalinga ansembya Yamala Katonda n'aleeta ensonga Gwe,
Muleke oyo ffala Chorus Wabula nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex
Bwe kuba kusimattuka Nze nasimattuka nnyo Nasimattuka ex Wabula
Nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex Bwe kuba kusimattuka Nze
Nasimattuka nnyo Nasimattuka ex Verse 2: Yabulako katono Katono,
Katono, katono Ansuule eddalu Ng'ate omukwano gwe mutono Mutono,
Mutono Nga ndaba bya kilalu Naye ono gwe nafuna tawaaza Anjagala anti
Era tandaaza Nsazeewo mutwale ewa Faaza Atugatte,
Atugatte eeh Sasa yivi tuko naye Nsanzeewo ni shinaye Sasa yivi tuko
Naye, naye, naye Nsanzeewo ni shinaye Sasa yivi tuko naye Mirere na
Mirere ni naye, naye,
Naye Chorus Wabula nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex Bwe kuba
Kusimattuka Nze nasimattuka nnyo Nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex
Wabula nasimattuka ex Bwe kuba kusimattuka Nze nasimattuka nnyo
Nasimattuka ex Verse 3 Sirina na kwejjusa kwonna Taliiwo naye obulamu
Bugonda Yalinga nga yenyiizanyiiza Nga yekyangakyanga Nga
Yepankapanka Yali alowooza mbu bwanagenda Yali alowooza mbuno ngya
Kusemba Kumbe kati ate obulamu buwooma Taliiwo naye ate life ewooma
Nnyo N'okwenda yali ng'ayenda Ndaba nga yalinga ansembya Yamala
Katonda n'aleeta ensonga Gwe,
Muleke oyo ffala Chorus Wabula nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex
Bwe kuba kusimattuka Nze nasimattuka nnyo Nasimattuka ex Wabula
Nasimattuka ex Wabula nasimattuka ex Bwe kuba
Kusimattuka Nze nasimattuka nnyo Nasimattuka ex Eno Beats



Writer(s): Spice Diana


Spice Diana - Nasimatuka Ex
Album Nasimatuka Ex
date of release
04-06-2018




Attention! Feel free to leave feedback.